TOP

Akadirisa

Barcelona erinze Chelsea mu Champions League...

Mu nsisinkano zaabwe 16 ezisembyeyo, Barcelona ewanguddeko 5, Chelsea 5 ate 6 bagudde maliri

'Kante y'asobola Messi'

NG'EBULA ssaawa mbale Chelsea eyambalagane ne Barcelona mu Champions League, eyaliko omuzannyi wa Chelsea, Frank Lampard asonze ku muzannyi anaalemesa...

Elneny aloota Arsenal ng'ewangudde Premier...

ABAWAGIZI ba Arsenal gye basabirira bamalire mu kifo ekyokuna mu Premier kuba eky'okuwangula ekikopo kiringa ekibali ewala, wafubutuseeyo omuzannyi waabwe...

Ddiifiri bamuggunze agakonde mu za Big League...

ABAWAGIZI ba Kira United FC baavudde mu mbeera ne bakuba Ddifiri Rajab Bakasambe ebikonde katono bimumize omukka omusu mu mpaka za Big League ku Lwokuna...

Wenger munyiivu eri abawagizi ba Arsenal...

Arsene Wenger, atendeka Arsenal munyiivu olw’abawagizi abatamusiima sso nga obudde bwe bwonna obw’olunaku abamala ku mirimu gya ttiimu eno.

Luke Shaw yeetemeddeko ettaka

Ekkubo eriggya omuzibizi Luke Shaw mu ManU yennyini alyeludde bw’agambye nti ayagala kusambirako Tottenham adding’ane n’eyaliko omutendesi we, Mauricio...

Neymar asibiddwa omupiira gumu

EKIBIINA ekifuga omupiira mu Bufalansa kigugumbuddwa olw’okutiitiibya Neymar, omuzannyi asinga ebbeeyi mu nsi yonna.

Abanene balwanira semi za ‘Carabao Cup'

TTIIMU kirimaanyi mu Bungereza zirina emikisa mingi okwesogga semi za ‘Carabao Cup eyali Carling Cup, akalulu k’oluzannya luno akaakwatiddwa ku Lwokuna...

Abalina emigabo mu Arsenal batabuse

OLUKIIKO ttabamiruka olw’abalina emigabo mu Arsenal lwazzeemu ensasagge bammemba bwe bang’odde n’okulangira ssentebe waabwe obwannakyemalira n’okwetwalira...

Barcelona ettukizza eby'okugula Coutinho...

BARCELONA eyeesiba ku Liverpool egiguze Philippe Coutinho mu katale k'okugula abazannyi mu August, ezzeeyo nga yeesibye bbiri, emugule mu katale ka January...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1