TOP

Ebikonde

Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya mu bikonde...

Kiraabu ya COBAP eraze ginnaayo okuva e Kenya nti ekyali ya bigere mu bikonde, bw'ewumizza abazannyi baayo n'ebaleka mu kkubiro

Abebikonde basimidwa okukola obulungi mu...

Abaddukanya ebikonde basabya Gavumenti okubeera n'obwenkanya ng'esiima bannabyamizannyo

Abeebikonde boongeddwaamu ebirungu

Ttiimu y'eggwanga eyeebikonde yeeyongeddemu ebbugumu olw'ensimbi ezibasuubiziddwa

Olutalo lwa Golola ne Semata lukyalanda.......

MOSES Golola of Uganda ayanukudde Umar Semata gwe yawangudde mu lulwana lw’ensambaggere wiiki ewedde nti bw’aba teyamatidde nti yamukubye n’amwogoloza,...

Abeebikonde bayomba lwa kubasalako

Abaddukanya ebikonde mu ggwanga bakukkulumidde Gavumenti olw'okubawa ebifo ebitono ku ttiimu egenda mu mizannyo gya Afrika

Abeebikonde beeyongeddemu ebbugumu

Ttiimu y'eggwanga ey'ebikonde, The Bombers eyongedde okwekkiririzaamu bw'eweereddwa ebyokweyambisa nga yeetegekera emizannyo gya Africa

Ttiimu y'ebikonde eyongeddwaamu obukodyo...

Ttiimu y'eggwanga eyeebikonde eyongeddwa obukodyo obunaagisobozesa okuwangula emidaali mu mizannyo gya Afrika

Ekibiina ky'ebikonde kinaarwanyisa siriimu...

Ekibiina ekiddukanya ebikonde mu ggwanga, kyegasse n'ebibina by'obulamu okulwanyisa obulwadde bwa siriimu mu bazannyi

Bamuwumizza eng'uumi n'awunga

Kanyama w'omu bbaala awumizza omusituzi w'emigugu eng'uumu emulese ng'aboyaana

Ow'ebikonde abivuddemu lwa ddogo

Badru Lusambya, oweebikonde agambye nti abivuddemu lwa ddogo

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM