TOP

Ebirala

Ab'amasaza beegaanyi okulera ttiimu

Abaddukanya amasaza beegaanyi ebigambibwa nti balina ttiimu ze balera nga baagala zituuke ku fayinolo

KIU eri ku ssaala mu liigi ya basketball...

KIU yaakawangula omupiira gumu kw'esatu gye baakazannya. Balina kuzannya etaano awangula emingi y'agenda ku fayinolo.

Amasomero gafunye ebisaawe eby'omulembe

Amasomero abiri (2) gabinuka masejjere oluvannyuma lw'okufuna ebisaawe eby'omulembe

KIU Titans ezze City Oilers mu biwundu

Ttiimu ya KIU Titans ewangudde City Oilers n'ewera nga bw'eyagala ekikopo kya basketball sizoni eno

Eza Basketball ziri ku semi

OMUWUWUTTANYI wa ttiimu y’eggwanga ne JKL Dolphins mu Basketball Jamila Nansikombi yafuukidde aba A1 Challenge omuteego nga battunka ku Semi esooka ku...

Aba Cricket bawera kudda na kikopo

Ttiimu y'eggwanga eya Cricket egenze e South Afrika ng'ewera kudda na kikopo mu mpaka za T-20 Uganda ze yeetabyemu omulundi ogusooka.

KIU Titans ne City Oilers zeepikira semi...

OLUVANNYUMA lwa KIU Titans okumegga UCU Canono ku mutendera gwa “Quarter” Fayinolo,akalulu ka Semi fayinolo kaagisudde ku City Oilers bwe batalima kambugu...

SLAU eri ku 'quarter' mu liigi ya Yunivasite...

TTIIMU ya St. Lawrence University esuuzizza K.U obubonero bubiri okukuuma likodi y’obutakubwamu n’egiremesa okwesogga oluzannya lwa “Quarter”

Awangudde eza pool n'awera

Omuzannyi wa pool olw'esozze empaka za ligyoni n'awera nga bw'agenda okusitukira mu mmotoka ya Nile Special, mu mpaka za 'Nile Special National Open Pool...

Serena Williams alidde obuwuka ku fayinolo...

Serena Williams ayombye olw'okumusaliriza ku fayinolo ya US Open.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM