TOP

Ebirala

Liigi ya Basketball etuuse ku mutendera w'enyumira...

TTIIMU ya Betway Powers eraze ennyonta y’okuwangula ekikopo kya sizoni eno mu liigi ya Basketball bw’ewunzise enzannya z’ekibinja ng’eri ku ntikko ne wiini...

Eza Woodball 5 tezirabisse mu luzannya olwokuna...

MANEJA w’omuzannyo gwa Woodball mu Uganda, John Baptist Kateregga atabuddwa ttiimu 5 bwe zitalabiseeko ku lunaku lwa liigi olwokuna olwo ze zibadde zigenda...

She Cranes ekyalidde Vision Group

Cranes, ttiimu y’eggwanga ey’okubaka yakyaddeko ku kitebe kya Vision Group efulumya ne Bukedde, n’eyanjulira akulira kkampuni eno, Robert Kabushenga ekikopo...

She Cranes ekubye Malawi mu za African Netball...

SHE CRANES ttiimu y’eggwanga ey’okubaka enkya ya leero eyongedde okulaga nga bw'eri emmalirivu okusigaza engule ya Africa bw'ekubye Malawi ku ggoolo 51-46...

She Cranes etandise na buwanguzi mu z'Afrika...

TTIIMU y’eggwanga eyokubaka “She Cranes” etandikidde mu ggiya okweddiza ekikopo kya 2018 African Netball Championship bw’ewuttudde Namibia ku bugoba 72-47...

'Twagala kisaawe kya kapeti'

AKULIRA emizannyo mu Munisipaali y'e Gulu, Robert Okot, asabye FUFA ne kkampuni ya Airtel okubazimbira ekisaawe ky'ekiwempe.

Abawala 12 bagenze Mozambique kukiikirira...

EKIBINJA ky'abazannyi 12 abatasussa myaka 18 be bagenze e Mozambique okukiikirira Uganda mu mpaka za U18 African Women Basketball Championship ezitandika...

KIU ekubye City Oilers n'ewaga

OMUTENDESI wa KIU Titans Brian Wathum oluwangudde City Oilers awaka ne ku bugenyi sizoni eno mu liigi ya Basketball n’awaga nga bw’ali ku kikopo.

Eya Uganda ewangudde mu volleyball

Nemostars yawangudde obugoba 25-20, 25-19, 25-13 ng’eri mu kibinja A omuli kiraabu okuli; Ahly (Misiri), Prisons (Kenya), Police (Ivory Coast), Espoir...

Rugby Cranes ekubiddwa Namibia mu za Golden...

Uganda ekubiddwa omulundi ogusooka mu mpaka z’ekikopo kya Rugby Golden Cup ekizannyiwa amawanga ga Africa mukaaga.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM