TOP

Emisinde

Makumbi atandise na buwanguzi mu Kitara FC...

OMUTENDESI wa Kitara FC mu Big League Richard Makumbi oluwangudde ogusooka n’awera ng’abwatandise olugendo oluleeta ttiimu eno mu liigi ya babinywera sizoni...

Makerere ekomyewo mu za yunivasite n'ennyonta...

OKUMALA emyaka ebiri nga Makerere University ekaligiddwa okuzannya mu Pepsi University League, ekomyewo n’ennyonta ya ggoolo 1-0 gye yakubye KIU ku mutendera...

Cheptegei ataddewo likodi ng'awangula emisinde...

Joshua Cheptegei ataddewo likodi y'ensi yonna empya, ng'awangula kiromita 15 mu misinde gya 2018 NN Seven Hills Race’

Kiplimo asubiddwa empaka z'Afrika lwa buvune...

Empaka za Afrika zitandika Lwakusatu mu kibuga Asaba era Uganda yabadde eyungudde abaddusi 19 wabula kati baasigadde 17.

Uganda eyungudde abaddusi 12

Mu baddusi Uganda b’eyungudde mulimu Peruth Chemutai, eyabadde e Finland mu mpaka z'abali wansi w'emyaka 20 n’awangula omudaali gwa feeza.

Empaka z'emisinde zikamudde abayizi e Kalungu...

EMISINDE gy'okuwakanira ente gikamudde abayizi buli omu ng'agyesunga okugiwangula mu mpaka z'emizannyo gy'amayumba ezibumbujjidde mu ssomero lya Wagwa...

Owa S.1 addukidde mu bigere n'awangula ez'okwetoloola...

OMUYIZI wa S1 eyaddukidde mu bigere anywedde mu banne akendo bw’awangudde empaka z’emisinde gy’okwotoloola ebyalo ezaayitiddwa Inter Schools Competition,...

Mulindwa bamuloopedde abazannyi bamawale...

VIPERS olwawangudde ekikopo kya Azam Uganda Premier League, abamu ku bazannyi baayo ne bateekawo obukwakkulizo okuzza endagaano zaabwe obuggya.

CHEPTEGEI: Agguliddewo Uganda okuwangula...

UGANDA, etandise okuloza ku ssanyu ly'emidaali mu mizannyo gya Commonwealth, Joshua Cheptegei bw'awangudde omudaali gwa zaabu n'atuukiriza ebigambo bye...

Museveni ayozaayozezza Cheptegei

Museveni ayozaayozezza Cheptegei

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM