TOP

Mupiira

Uganda Cranes etimpudde Lesotho ggoolo 3-0...

Uganda Cranes etimpudde Lesotho ggoolo 3-0 ne yeenywereze ku ntikko y’ekibinja L ku bubonero 7

Bannantameggwa ba Liigi ya yunivasite bavumbedde...

BANNANTAMEGGWA ba Liigi ya yunivasite aba Uganda Martyrs Nkozi bali ku bunkenke obw’okwesogga Semi za sizoni eno oluvannyuma lw’okukola amaliri ga 1-1...

Usain Bolt ateebye 2 ku mupiira gwe ogusooka...

Bolt, yava mu misinde gye yamenyera likodi eziwera ku ddaala ly'ensi yonna nga kati azannya mupiira.

Nyamityobora ekansizza eyaliko omutendesi...

TTIIMU ya Nyamityobora FC eyaakesogga Liigi ya babinywera, mu kaweefube w’okwongera okwenyweza okumalira mu bifo ebisava, ekansizza eyali omutendesi wa...

Cape Verde ekubye Tanzania n'esanga Cranes...

Uganda ezannya Lesotho leero ku Lwomukaaga nga yeetaaga buwanguzi yeetakkuluze ku Cape Varde bwe beenkanya obubonero.

Cranes erinze ssaawa ekube Lesotho awaluma...

LESOTHO lwe yasemba okukyalira Cranes e Namboole, yatimpulwa ggoolo 3-0. Omupiira guno gwaliwo mu September wa 2006 mu z’okusunsulamu abaazannya eza Afrika...

Ramsey waakumalako endagaano ye mu Arsenal...

Nali mwetegefu okusigala nga n'endagaano naatera okussaako omukono kyokka ebintu ne byekyusa.

UCU n'era by'esiba bikutuka mu za University...

EKIKOLIGO kya ttiimu ya UCU okuwandukira nga ku “quarter” fayinolo mu liigi ya yunivasite sizoni ssatu ez’omuddiringanwa kyandigigoberera ne sizoni eno...

Abaawangudde eza USPA bakwasiddwa engule...

Bannamawulire abawandiika ag’emizannyo bakwasizza omuddusi Jacob Kiplim ekirabo kya Nile Special – USPA Monthly Award n’ensimbi 500,000/= nga bamuyizaayoza...

Lesotho etuuse mu ggwanga okuzannya Cranes...

Abazannyi ba Lesotho Crocodiles batuuse mu ggwanga mu kimpowooze eggulo ly'Olwokuna.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM