TOP

Mupiira

Enkambi ya Cranes eggumidde e Tunisia

UGANDA Cranes yatuuse bulungi mu Tunisia okwetegekera omupiira ogw’omukwano ne bannyinimu ku Lwokusatu mu nteekateeka zaayo ez’okwenyweza ng’empaka za...

Express FC esazeeko abazannyi 10

ABAZANNYI ba Express 10 Ssekukkulu y’olwaleero (Ssande) tegenda kubawoomera oluvannyuma lw’okusalwako ng’ebalanga mutindo gwa kibogwe.

Omwaka ogujja tetujja kuddamu kudaaga na...

ESSAAWA yonna, ekisaawe Vipers ky’ezimba, kiggyibwako engalo era February w’anaatuukira, nga tebakyadaaga na we bakyaliza mipiira gyabwe.

Gavumenti ewadde Cranes obuwambi 4

GAVUMENTI egobezza FUFA embalirira y’obuwumbi omukaaga bwe yali esabye okulabirira Cranes eyeetegekera empaka z’Afrika, n’egiwa obuwambi buna.

Cranes ng’enda kugituusa mu nsi ensuubize...

NE bwe nfa enkeera nga Uganda emaze okuwangula Comoros n’eyitawo okuzannya ez’Afrika sikirinaako mutawaana kuba nja kuba nfudde nga muzira.

Aba Cranes basasuddwa ensako gye babadde...

ABAZANNYI baakwekwasa kirala singa balemererwa okuwangula Comoros ku Ssande FUFA bw'ekakasizza okubasasula ensako yaabwe yonna gye babadde babanja mu kampeyini...

Khalid Aucho akutudde ddiiru e South Afrika...

OMUWUWUTTANYI wa Cranes, Khalid Aucho ebitaala bimutadde! Akutudde ddiiru ne Baroka FC ezannyira mu liigi South Afrika.

Ayise ssita w’e Bungereza azibe eddibu lya...

OMUTENDESI wa Cranes, Micho Sredojevic alangiridde ttiimu y’abazannyi 32 abagenda okutandika okwetegekera Comoros mw’ayitidde omuzibizi Bevis Mugabi azannyira...

Bapulo ab’ekibogwe sijja kubayita - Micho...

Omutendesi wa Cranes, Sredojevic Micho alabudde bapulofeesono nti baleme kweyibaala kuba abatabeere ku mutindo, tajja kubawa gwa Comoros.

URA yeenywezezza: Esonjodde abazannyi 9 okusitukira...

Kiraabu ya Uganda Revenue Authority eyongedde okwenyweza bw'eyanjudde abazannyi 10 nga yeetegekera sizoni eno etandika nga 19 August.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM