TOP

Mupiira

Buddu ewera kumegga Busiro eddeyo e Namboole...

Ttiimu ya Buddu erabudde eya Busiro okugenda e Masaka nga bakimanyi nti baawanguddwa dda mu mpaka z'Amasaza ga Buganda.

Bright Stars enoonya wiini

Busoga United, Vipers ze zaasooka okumegga Bright Stars nga tennakola malira na Express. Enkya baagala wiini esooka sizoni eno.

Umtiti tamatira Arsenal

Umtiti agamba nti kuva buto ng'ayagala kuzannyira Barcelona mwali era eby'okuzannyira Arsenal tannakirowoozaako.

Kategula FC yeesunga kusitukira mu Ssemuko...

Ttiimu ya Kategula ewangudde Kibira FC ne yeesogga fayinolo ya Ssemuko Cup era erinze kuttunka ne Black Street FC

Eto'o awummudde okuzannya omupiira

Eto'o, eyaliko ssita wa Cameroon mu kucanga akapiira, annyukidde ku myaka 38.

Messi bamukkirizza

Endagaano Messi gy'alina ne Barcelona, eggwaako mu 2021 era ajja kuba wa ddembe okuva mu ttiimu eno, bw'anaaba ayagadde.

Mubiru ayise abazannyi 27

Denis Onyango y'omu ku bazannyi abayitiddwa okwetegekera omupiira gw'omukwano ku Ssande ne Kenya.

URA erumbye Wakiso.

Sam Simbwa oluvannyuma lw’okumegga Maroons e Namboole ku ggoolo 3-0, yalabula nga bw’agenda okukuba buli ekimusala mu maaso kuba ttiimu yakoledde.

Owa Everton alabudde abazannyi abatamanyi...

Everton eyambalagana ne Aston Villa leero nga bw'ewangula yaakulinnya ku ntikko ya Premier.

Keylor Navas agenda mu PSG

Navas yajja ku ffoomu bwe yali azannyira eggwanga lye erya Costa Rica mu World Cup ya 2014.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM