TOP

Mupiira

Kabonge atiisizza okusuulawo Lira United...

OMUTENDESI eyayingiza Onduparaka FC ne Masavu FC mu liigi ya babinywera, Allan Kabonge, Lira Unite eya Big League gy'atendeka kati emutuddemu.

Barcelona ettukizza eby'okugula Coutinho...

BARCELONA eyeesiba ku Liverpool egiguze Philippe Coutinho mu katale k'okugula abazannyi mu August, ezzeeyo nga yeesibye bbiri, emugule mu katale ka January...

Eya Edgar etandise na buwanguzi

TTIIMU ya Edgars liigi ya FUFA Regional League yagyanirizza na ssanyu bwe yalumbye City Lads emwayo e Wankulukuku n’egiggyako obuwanguzi ku Ssande.

Omutendesi wa Soana afuumuddwa

OMUTENDESI wa Soana FC, Shafiq Bisaso agobeddwa oluvannyuma lw’okwolesa omutindo gw’ekibogwe.

Abawagizi beezoobye n'omuwuubi w'ekitambaala...

EKIKONDE kata kinyooke wakati w’omuwuubi w’ekitambaala n’abawagizi ba Juba Boys Fc ekiviiriddeko omupiira okuyiika.

Fayinolo y'amasaza: Ebintu 8 ebinaasalawo...

EGGAYANG'ANO lya ttiimu y’Essaza lya Gomba ne Ssingo liggwa leero (Lwamukaaga) mu kisaawe e Namboole, nga zittunka ku fayinolo y'Amasaza ga Buganda. HUSSEIN...

Tikiti y'ennyonyi emusanyudde

JIMMY Lubega katono afe essanyu oluvannyuma lw'okuwangula tikiti emutwala mu kibuga Dubai okulaba mmotoka ezivugirwa mu musenyu, eza 'Dubai Desert Challenge,...

Ssingo eyiiseemu obukadde 15

NG’EBULA ennaku ssatu okutuuka ku fayinolo y’emipiira gy’Amasaza ga Buganda, ebbugumu lyeyongedde mu nkambi ya ttiimu ya Ssingo, bwe bagiyiyeemu kavvu...

Ebintu 8 Basena by'alina okutereeza mu CHAN...

Ku Lwomukaaga, Cranes yakubiddwa Rwanda (2-0), kyokka n'eyitirawo ku mugatte gwa (3-2) okuzannya empaka za CHAN.

Ey'ekyalo etunuzza Police FC ebikalu

TTIIMU y'ekyalo ky'e Mulawa mu ggombolola y'e Kira eraze Police FC, egucangira mu liigi ya babinywera, ttaaci, bw'egikubye ggoolo (3-2).

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1