TOP

Ebyemizannyo

Marcos Asensio akyali ku foomu

Marcos Asensio, omuwuwtannyi wa Real Madrid, ng’ono asinga kuyita mu nnamba 11 yazzemu okukyamula abalabi bwe yayambye Real Madrid okuwangula PSG 3-1....

Ronaldo ne Neymar bali ku minzaani mu Champions...

ABAWAGIZI b'omupiira baakuggwa empaka leero ku asinga omupiira sizoni eno wakati wa Cristiano Ronaldo ne Neymar.

Wenger waali okutuuka 2020

ENSONDA eziva mu kiraabu ya Arsenal, ziraga ng'abakungu baayo bwe bategeka okwongera Arsene Wenger endagaano okutuusa mu 2020.

Aba Kirinya FC bawera kumalira mu kyakutaano...

OMUTEEBI wa Kirinnya Jinja SS, Musa Esenu mu Liigi ya Babinywera oluwangulidde kiraabu ye omupiira ogw'omusanvu n’awera nga bwe balina okumalira mu 5 abasooka...

Engeri gye muyinza okusaasaanya ekitono ku...

VALENTAYINI oba olunaku lw’abaagalana abantu abasinga balowooza nti lubeera lwa kuyiwaayiwa ssente nga bagula ebirabo n’ebintu ebitali bimu.

Kampala Queens oluzannya olw'okubiri erutandise...

Kampala Queens etandise bulungi oluzannya olw’okubiri mu liigi y’omupiira gw’abakazi eya FUFA Women’s Elite League bw’ekkakkanye ku Isra Soccer Academy...

Omutendesi wa Express ento akukkulumidde...

OMUTENDESI wa Express ey’abato, Joseph Ssenyonga akukkulumidde abaddukanya ttiimu ya Express okusuulawo ttiimu y’abato amaanyi gonna ne bagamalira ku ttiimu...

Cheptegei alondeddwa ku ky'omuzannyi wa January...

Bannamawulire abawandiika ag’emizannyo mu kibiina kya USPA balonze omuddusi Joshua Cheptegei ku buzannyi bwa January nga bamusiima okuwangula emisinde...

Uganda yeesibye ku Japan okutumbula Baseball...

Abazannyi ba Uganda aba Baseball bakakasizza Abajapaani nti eggwanga lirina obusobozi okuyitamu okwetaba mu mpaka za Olympics ezigenda okutetekerwa mu...

Pirates emezze Heathens mu za Rugby

Ttiimu ya Rugby eya Black Pirates yeenywerezza ku ntikko ya liigi bw’ekubye abaali bannantameggwa aba Hima Cement Heathens ku bugoba 13-03 mu luzannya...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM