TOP

Ebyemizannyo

Nkumba esubiddwa ekikopo kya liigi ya yunivasite...

Nkumba eremereddwa okuva mu kibinja kya liigi ya yunivasite omulundi ogusoose bukya mpaka zino zitandika mu 2012

Ebifuba bibabugumidde mu za yunivasite

OMUPIIRA gwa Bugema ne UCU guggweeredde mu kusikahhaana bitogi wakati w’abazannyi n’abakungu abaddukanya empaka zino.

KCCA FC ekulembedde eza Phillip Omondi

KCCA FC esuze waggulu ku kimeeza mu mpaka za KCCA Phillip Omondi Invitational Tournament ezeetabiddwamu ttiimu nnya nga zitandise leero ku kisaawe kya...

Kabega obwanga obuzizza ku z'e Rwanda.

Oluvannyuma lw'okwata ekyokusatu mu mpaka za UMOSPOC Kabalega Rally,Musa Kabega kati ayagala kusitukira mu z'e Moutain Gorilla Rally.

Eza Basketball ziri ku semi

OMUWUWUTTANYI wa ttiimu y’eggwanga ne JKL Dolphins mu Basketball Jamila Nansikombi yafuukidde aba A1 Challenge omuteego nga battunka ku Semi esooka ku...

Namasuba Juventus ewangudde eky'abato mu...

Ttiimu ya Namasuba Juventus ewangudde ekikopo kya liigi ya Buganda ey'abali wansi w'emyaka 15

Aba Cricket bawera kudda na kikopo

Ttiimu y'eggwanga eya Cricket egenze e South Afrika ng'ewera kudda na kikopo mu mpaka za T-20 Uganda ze yeetabyemu omulundi ogusooka.

Crested Cranes ne Namibia bali butoola e...

Crested Cranes erinze kwambalagana ne Namibia ku Lwomukaaga mu mpaka za COSAFA Women Championship eziyindira e South Afrika

Abazannyi ba Spurs babiri basubiddwa ensiike...

Lloris yafunye obuvune mu kisambi era teyazannyidde Bufalansa.

Ramsey yandiva mu Arsenal nga sizoni eweddeko...

AC Milan eyagala kuggumiza makkati gaayo.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM