TOP

Ebyemizannyo

Ssita wa Villa azzeemu okwebulankanya

ENKOLA ya Edris Kaye ey’okwebulankanya mu ttiimu zonna z’azanyiddemu ezzeemu bw’agaanyi okulabikako mu nkambi ya Villa okuva omutendesi Mike Mutebi bwe...

Proline efunye omutendesi

NGA yaakamala okuweebwa obumyuka bw’obutendesi bwa ttiimu y’eggwanga ey’abali wansi w’emyaka 20, Abdallah Mubiru agudde mu bintu bw’aweereddwa ogw’okutendeka...

Jennifer Musisi amukomyawo Kisekka kuzza...

KAWEEFUBE w’okuzza ttiimu ya KCC FC ku mutindo akyagenda mu maaso.

Golola atunze ensambaggere

ABAWAGIZI batono nnyo abaali bamanyi nti ensambaggere muzannyo oguyinza okukung’aanya enkuyanja y’abawagizi mu myaka egiyise.

Abazannyi abasinga okuyingiza ensimbi

OKUSINZIIRA ku mukutu gwa Forbes, bano be bazannyi b'omupiira abasinga okuyingiza ssente mu mwaka ng'ogasse emisaala, ensako n'obulango bwe balangira kkampuni...

Omusaala gwa Beckham gutabudde bannabyabufuzi...

OMUSAALA omusava PSG gw'etegeka okuwa David Beckham buli mwezi, gutabudde ababaka ba palamenti ya Bufalansa era bategeka kussaawo mateeka ku kkomo ly'ensimbi...

Suarez bongedde okumubonereza

EMBEERA eyongedde okuddugalira Luis Suarez (Liverpool) aba FA bwe bamukalize omupiira gumu n'engassi ya pawundi 20,000 lwa kuwemula bawagizi ba Fulham....

Okutendeka ttiimu eyo sikyakirabamu makulu...

ABAKUNGU ba KCC FC, babadde bakyawoza gwa mbuzi kulinnya nju, embwa n’enywa ku luseke!

Balotelli awadde abatamiivu ekirabo kya Ssekukkulu...

MARIO Balotelli, ng'amba (Super Mario), taggwaayo!! Ssenkaggale ono ekirabo kya Ssekukkulu kye yagabye kyewuunyisizza bangi bwe yagenze mu emu ku bbaala...

UTODA FC eyigga mutendesi mupya

DAVID Ssebaggala abadde omutendesi wa UTODA FC akwatiddwa ku nkoona lwa kulemelerwa kulinnyisa mutindo gwa ttiimu eyo.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM