TOP

Ebyemizannyo

URA kyampiyoni teyinza kutya Villa - Isabirye...

WADDE SC Villa egenze edda ku maapu mu mikono gya Mike Mutebi, mutendesi munne Alex Isabirye (URA) agamba nti yeekaabireko nga tebannakwatagana ku quarter....

Bp Nankyama SS ye kyampiyoni

BP. NANKYAMA SS lyeddizza obwakyampiyoni bw’omupiira mu masomero g’omu disitulikiti ye Luweero bwe lyakubye Bugema SS ggoolo 1-0 wiikendi ewedde.

Sadam yeediimye mu Bunnamwaya

SADAM Juma,agaanyi okuddamu okutendekebwa ne Bunnamwaya.

Ddiifiri Segonga agudde mu bintu

Alondeddwa ku kakiiko akafuzi akanaddukanya ekisaawe kya Namboole

CAF etiisizza okutanza URA

URA FC yanditanzibwa obukadde 25 singa egaana okukyalira Djoliba eya Mali mu gw'okudding'ana

Express eremedde ku ntikko

EXPRESS ekalubidde ku URA ne balemagana (0-0) e Wankulukuku mu mupiira ogwatabudde omutendesi Alex Isabirye n'omukungu wa URA, ekyagaanyi okugenda e Mali...

Barca erinze Milan

AC MILAN ye ttiimu eri ebweru wa Spain ekyasinze okukuba Barcelona era leero ezze okwongera okukakasa nti nsajja mu mpaka za Champions League.

Ddungu akaayidde Kabenge

ABALAMUZI abaawumula be bakwasiddwa omulimu gw’okunoonyerezza ku ngeri omuwandiisi w’akakiiko k’emizannyo gya Olympics mu ggwanga (UOC), Peninah Kabenge,...

URA esitula nkya

URA FC esitula nkya ekiro okwolekera Mali, awagambibwa okubeera obwegugungo, ezannye ogw’okudding’ana ne Djoliba AC mu mpaka za Orange CAF Champions League....

Uganda Cranes essuse okukyusibwa kyusibwa...

IBRAHIM Sekaggya, abadde kapiteeni wa Cranes, olumu yategeeza nti, “Cranes ya maanyi kyokka akakiiko ka FUFA ak’ebyekikugu kayitiriza okukyusakyusa abazannyi...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM