AMAWULIRE ga pulezidenti wa SC Villa, Fred Muwema ag’obutaddayo kutwala nsonga za mupiira mu kkooti n’okukkiriza okugondera FUFA malungi.
WADDE nga nnakula ne bazadde bange bombi nasinga kubeera ne kitange eyanjagaliza okuba omusambi w’omupiira.
DIEGO Hamis Kiiza yateebye ggoolo 4 nga Yanga FC eya Tanzania etimpula Wau Salaam (South Sudan) ggoolo 7-1 eggulo mu CECAFA eziyindira e Tanzania.
BARNABAS Mwesiga eyaliko omuzannyi wa Cranes ate n’agitendekako wakati wa 1986 ne 1988, ategeezezza nti mugumu nti Cranes egenda kumegga Zambia eyitewo...
NGA yaakamala okuteeka omukono ku ndagaano y’emyaka ebiri, Tony Odur aweze nga bw’agenda okuwangulira KCC FC ekikopo
ABAZANNYI 27 aba ttiimu y’eggwanga ey’abali wansi w’emyaka 2o, batandise okutendekebwa okwambalagana ne Ghana
OLUVANNYUMA lw''okuwangula Ssimba ku Ssande mu mpaka za CECAFA Kagame Club Championship, omutendesi Alex Isabirye aweze nga bw''agenda okutimpula Vital...
WAABADDEWO akasattiro mu kisaawe e Wankulukuku omuzannyi wa Romi’s Wine FC bwe yadiimudde omupiira ne gubulira mu mayumba agaliraanyeewo.
KU mawanga 180 ageetabye mu mpaka z’emisinde gya World Junior Championships mu Barcelona ekya Spain ezaakomekkereza ku Ssande, Uganda yamalidde mu kya...
OMUZANNYI bw’asaba ddiifiri afulume annywe ku ssigala mbu ennyonta emuttira mu kisaawe, amukkiriza?