TOP

Ebyemizannyo

Kiprotich: Ayogedde ebyamuyambye okuwangula...

BWE yali asiibula okuva mu Uganda, Kiprotich yang’amba nti “Norman tofaayo, ng’enda kumalawo ebbula ly’omudaali gwa zaabu mu Uganda.”

Hassan Wasswa tatya kuvuga mmotoka mu mpale...

ABANTU abamu batya n’okufuluma wabweru nga bali mu ttawulo oba empale ennyimpi. Mbu kibaswaza.

Hippos edding’anye ne Ghana mu gw’okufa n’okuwona...

OLWALEERO (Lwamukaaga) Hippos eyitawo? Kino kye kibuuzo FUFA, abatendesi, abazannyi ne Bannayuganda kye beebuuza

Amasaza gakomyewo okulwanira semi

MANEJA wa Mawokota, J.B Lubyayi ataddewo sseddume w’ente eri abazannyi be ku buli mupiira gwe banaawangula kw’egyo egisigaddeyo okuva ku gwa leero ogwa...

Malawi esazizzaamu ogw’omukwano ne Cranes:...

Zambia - Uganda, Lusaka Ng’ebula omwezi gumu gwokka Uganda ekyalire Zambia mu za Afrika, kaweefube w’okwetegekera ensiike eyo azzeemu omukoosi, ekibiina...

Cranes: Omutindo gw’abazannyi gutakuza Bobby...

NGA Cranes yeetegekera okuttunka ne Malawi mu gw’omukwano wiiki ejja ssaako Zambia mu gw’okusunsulamu abalizannya mu kikopo kya Afrika ekya 2013, omutendesi...

CRANES Tewera

NGA Pulezidenti wa FUFA, Lawrence Mulindwa yaakabawa ensako ya bukadde 10 olw’okuwangula Ghana, aba Hippos eggulo baayongedde okulaga eryanyi bwe baamezze...

Kampala etandise bubi eza MTN Inter Region...

BANNANTAMEGGWA b'empaka za MTN Inter region aba Kampala, ez'omwaka guno bazitandise bubi bwe baalemaganye ne North East (0-0) eggulo ku kisaawe kya Arua...

Ffirimbi enfudde 'sereebu' - Batte

Mu kaweefube wa Bukedde okukutuusaako bannabyamizannyo omanye ebibakwatako VALLY MUGWANYA akuleetede omukommonsi wa ffirimbi, Dennis Batte;

Ebya Okwi bikyali bibi: Agudde okugezesebwa...

ESSUUBI lya Munnayuganda, Emmanuel Okwi okuzannyira mu Redbull Salzburg (Austria) omuzannyira Ibrahim Sekaggya liweddewo bwe yalemereddwa okuyita okugezesebwa...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1