TOP

Ebyemizannyo

Abakazi e Makandwa be balwanira abasajja...

Justine Namirembe kigambibwa yalumbye  Joyce Rukundo mu makaage ne bakubagana  ssaako okumuluma ettama ng’amulanga okumulemesa bba Ssaalongo Ssekweyama....

Munenye bannannyini mmotoka ku babbira mu...

Okusaba kuno kwakoleddwa omukwanaganya wa poliisi y’ebidduka n’omuntu waabulijjo ku kitebe kya poliisi ekikulu, Monica Ndirugendawa gye buvuddeko bwe...

Bali 14 - Abatigomya Kisaasi boogeddwa

Bino baabyogeredde mu lukiiko lw’ekyalo olw’Ebyokwerinda olwatudde ku ssomero lya Kikulu Pulayimale ku Ssande era nga lwetabiddwaamu n’abaserikale...

Bamusibidde mu nju ne bagiteekera omuliro...

Kigambibwa nti omuliro gw’atandise ssaawa mukaaga ez’ekiro era baliraanwa be abaabadde bava okulaba omupiira ekiro be basanze ng’nju  etuntumuka...

Abuuse ku bodaboda mu Mabira n’azirika...

Ronald Wasswa owa bodaboda eyabadde amuweese yategeezezza nti entwabwe yavudde ku Nakirijja okwekanga ow’eggaali n’alowooza nti baabadde bagenda kutomerebwa....

Poliisi eyisizza ekiragiro ku kaabuyonjo...

Kino kyaddiridde omuyizi w’essomero mazima P/S e Namengo mu Lugazi okugwa mu kinnya kya ffuuti 42 nga bazannya omupiira ne banne. Teyafudde. Kivumbi...

‘Ffe buli atambula tumusikiriza’

Wano mu Kampala kkampuni ya Capital Outdoor y’evunaanyizibwa ku ntimbe zino era nga zisangibwa ku nguudo okuli Ntebe Road, Jinja Road, ne ku nkulungo...

Aba loole e Kireka baagala ttenda ya paaka...

Bagamba nti kanso bukya yezza buvunaanyizibwa ku paaka eyo ekole ku bukuumi,  ebasoolooza emisolo minene ekivuddeko enfuna yaabwe okwesala ekisusse ekitandibaddewo...

Abakyala b’ebirombe by’e Kabubbu beevuma...

Basabye omubaka waabwe omukazi Rose Sseninde ensonga agirondoole era nga bino baabitegeezezza bba Kizza Sseninde ku mukolo abakyala abawuliriza ba Suubi...

Rev. Bakaluba aweze okuwangula Nambooze

“Nambooze yampangula mu kkooti naye ng’enda kumukeesa akalulu,’’ Baka-luba bwe yategeezezza ng’asaba akalulu E wantoni mu kibuga Mukono. Okulonda...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM