TOP

Ebyemizannyo

Blick anannyuka

KYAMPIYONI wa ddigi z'empaka mu ggwanga, Arthur Blick ayanukudde abawagzi abamupeeka okuwummula nga bagamba nti awedde ku mpagala.

Bassita ba Villa bawenyeggera

ABAZANNYI ba Villa bana bakyakekejjana n'obuvune ekyolekedde okukosa 'foomu' yaayo wadde ng'abawagizi ebadde etandise okubawa ku kaseko nti ezze engulu....

Sekaggy ayeevuma buvune

IBRAHIM Sekaggya yeevuma buvune obumulemesezza okuzannyira ttiimu ye eya RB Salzburg, ekyalemeddwa okulinnyisa omutindo gwayo mu liigi ya Austria. Ku Lwomukaaga,...

Van Persie yabadde akuumye

OKULAMULA omupiira si kyangu ng‘abamu bwe balowooza, naddala mu mpaka ez’amaanyi nga Premier! Ddiifiri alina okuba n’obumanyirivu naye ate n’omukisa gwetaagisa....

Eya Onyango eteebye 24-0

MUNNAYUGANDA Denis Onyango, eyali akwatira SC Villa ng''ewuttula Akol FC ggoolo 22-1 mu liigi mu 2003, afunye likodi endala mu ttiimu ye empya.

Omuddusi amezze owoobuzito

OMUDDUSI Stephen Kiprotich, eyalemwa okuwangulira Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka ezaabadde e Tokyo ekya Japan omwezi oguwedde, bannamawulire abasaka...

Ebyuma kata byabye mutabani...

HAKIM Musoke, eyawangula omudaali gwa feeza mu mpaka za Afrika ez’Abato e Munyonyo omwaka oguwedde, ebyuma kata bimukanulire mu jjiimu ya Kasubi Physique...

Teri Kasiimo, tulinawo ssen...

URA FC yeggyeeko ekikwa ky’okuwandukiranga ku luzannya olusooka mu mpaka za ‘Orange CAF Champions League’ naye abazannyi tebafunye kasiimo konna.

Abawagizi ba KCC balina oku...

AKULIRA ekibuga Kampala (Ssenkulu), Jennifer Musisi yalonze Mike Okua ku bwassentebe bwa KCC FC ng’adda mu bigere bya Dr. Bakka Musujja, eyalekulira. Ono...

Abakulembeze b''ekibiina ky...

KU Ssande nga February 26, ttabamiruka w’abasituzi b’obuzito yazzizzaako ssentebe Hajji Twaha Ddungu n’omuwanika Muhammad Ssemanda nga tebavuganyiziddwa....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)