TOP

Ebyemizannyo

FUFA egobezza USL endagaano...

ENDAGAANO z’abazannyi akakiiko akaddukanya liigi aka USL ze kaasaba ttiimu za Super ku pisito, zizuuliddwaamu ebituli era FUFA n’eragira ziddemu okutereezebwa...

Maneja wa Express atomye ab...

WADDE kitaawe yamwagaliza kusoma ddiini, maneja wa Express, Ssaalongo Muhmood Kateregga yakola kyonna ekisoboka okuzannya omupiira. HUSSEIN BUKENYA yamubuuzizza...

Ssimba taluma, Abazannyi Ex...

OMUTENDESI wa Express FC, Sam Ssimbwa, afuuse musibyabyayi!

Blick anannyuka

KYAMPIYONI wa ddigi z'empaka mu ggwanga, Arthur Blick ayanukudde abawagzi abamupeeka okuwummula nga bagamba nti awedde ku mpagala.

Bassita ba Villa bawenyeggera

ABAZANNYI ba Villa bana bakyakekejjana n'obuvune ekyolekedde okukosa 'foomu' yaayo wadde ng'abawagizi ebadde etandise okubawa ku kaseko nti ezze engulu....

Sekaggy ayeevuma buvune

IBRAHIM Sekaggya yeevuma buvune obumulemesezza okuzannyira ttiimu ye eya RB Salzburg, ekyalemeddwa okulinnyisa omutindo gwayo mu liigi ya Austria. Ku Lwomukaaga,...

Van Persie yabadde akuumye

OKULAMULA omupiira si kyangu ng‘abamu bwe balowooza, naddala mu mpaka ez’amaanyi nga Premier! Ddiifiri alina okuba n’obumanyirivu naye ate n’omukisa gwetaagisa....

Eya Onyango eteebye 24-0

MUNNAYUGANDA Denis Onyango, eyali akwatira SC Villa ng''ewuttula Akol FC ggoolo 22-1 mu liigi mu 2003, afunye likodi endala mu ttiimu ye empya.

Omuddusi amezze owoobuzito

OMUDDUSI Stephen Kiprotich, eyalemwa okuwangulira Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka ezaabadde e Tokyo ekya Japan omwezi oguwedde, bannamawulire abasaka...

Ebyuma kata byabye mutabani...

HAKIM Musoke, eyawangula omudaali gwa feeza mu mpaka za Afrika ez’Abato e Munyonyo omwaka oguwedde, ebyuma kata bimukanulire mu jjiimu ya Kasubi Physique...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)