TOP

Ebyemizannyo

Chamakh akooye Arsenal

OMUTEEBI wa Arsenal, Marouane Chamakh, 27, agambye nti agikooye era ayolekedde okudda e Bufalansa gye yava.

Mutebi egya Villa agitandik...

OMUTENDESI Mike Mutebi atandika leero okulaga obusobozi bwe mu kutendeka SC Villa.

Minisita awummuzza akulira ...

OBWEGUGUNGO bw’abakozi b’ekisaawe ky’e Namboole nga buva ku butasasulwa misaala okumala emyezi esatu buzaalidde akikulira ebyeru, bw’awummuziddwa mbagirawo....

Cranes ebulamu omuzannyi ay...

CRANES eggulo yayaniriziddwa mu kitiibwa olw’okudda n’ekikopo kya CECAFA okuva e Tanzania. Kino kikopo kyakuna mu myaka ena nga Bobby Williamson ye mutendesi....

Golola atemye mu bantu

ENSIIKE ya Moses Golola n’Omuzungu Andras Nagy, eyongedde okutema mu bantu kw’ani eyagiwangudde. Ku ddyo ze zimu ku ndowooza abantu ze baaweerezza Bukedde...

Kitunzi wa Golola adduse n'...

EBYA Moses Golola byonoonese oluvannyuma lw'okulemererwa okuva ku Hotel Africana nga talaba nsimbi za kubasasula. Golola abadde asula mu wooteri eno okuva...

Golola yeekwese

OLUVANNYUMA lw’emivuyo egyetobese mu kulangirira omuwanguzi w’ensambaggere ku Lwokutaano, Moses Golola, maneja we Patrick Kanyomozi n’akulira ekibiina...

FUFA egabidde abazannyi obu...

ABAZANNYI ba Cranes baakulya Ssekukkulu nga waleti zaabwe zizitowa oluvannyuma lwa FUFA okubawa obukadde 50 ku 75 ze baawangudde mu CECAFA.

Cranes etutte CECAFA n'ayoz...

BANNAYUGANDA abaatanyumiddwa lulwana lwa Moses Golola n’Omuzungu Andras Nagy mu nsambaggere olwayindidde ku wooteeri ya African ku Lwokutaano, baafunye...

Kabenge azize akafubo ka FUFA

SSENTEBE wa USL (akakiiko akaddukanya liigi y’eggwanga), Kavuma Kabenge aweze obutalinnya mu kafubo FUFA ke yamuyiseemu okwongera okutereeza enzirukanya...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)