TOP

Ebyemizannyo

Simba etabukidde FUFA

OLUVANNYUMA lwa FUFA okuwandiisa URA yokka okukiikirira Uganda mu mpaka za CAF Confederations Cup, Simba (eyawangula Bell Uganda Cup sizoni ewedde) etiisatiisa...

Tiger Woods bamubbyeeko omu...

Eyali muganzi wa Tiger Woods bamukubye embaga

Ani azikiza Van Persie? Dor...

Aba Dortmund beeweredde okuzikiza Van Persie mu mupiira gwa Champions League ekiro kya leero.

Andy Ssali kati wa KCC

KYADDAAKI Andy Sali abadde omuteebi wa Bunnamwaya yeegasse ku KCC FC ku ndagaano ya myaka ebiri.

Ayiiyiza akazannyo ka kkamp...

OMUTEMBEEYI Steven Makumbi ayiiyizza akazannyo mu mpapula z'amawulire eziri wansi wa Vision Group omuli; Bukedde, New Vision, Etop, Orumuri ne Orupiny....

Tuli ku kikopo

Express ekubye Victors abawagizi ne babuukula. Ssimbwa naye awera kusitukira mu kikopo kya liigi olw'omutindo Express gw'eriko.

Mubiru aswamye Express

NGA liigi y’eggwanga eyolekedde okuwummulamu olw’empaka za CECAFA (omwetabiddwa ne Cranes), emipiira mukaaga gye gigenda okuzanyibwa leero ku bisaawe ebyenjawulo....

BOBBY akoze enkyukakyuka mu...

VINCENT Kayizzi, omu ku bazannyi Bobby b’aludde ng’azimbirako Cranes, amusudde mu ttiimu ey’okulwanira CECAFA e Tanzania.

CRANES mu nkambi

CRANES eyingidde enkambi leero ku Sky Hotel okwetegekera empaka za ‘CECAFA Tusker Challenge Cup’ z’eggulawo ne Zanzibar ku Lwokutaano mu kibuga Dar es...

FUFA erage obuyinza bwayo m...

BW'OGOBERERA ebigenda mu maaso mu mupiira gwa Uganda, tolemwa, kwebuuza ddi lwe tunaakomya kwonoona biseera.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)