TOP

Rally

Musaayimuto yeepikira mmotoka za mpaka

Ku myaka 16, musaayimuto Ali Yasser Omar awera kumegga bavuzi baasanze mu mmotoka z'empaka. Ku Ssande waakwetaba mu mpaka z'e Kapeeka.

Bakateete basatizza ttiimu ya ddigi

Obutabawo bwa taata, bwandiremesa Bakateete okukiikirira Uganda mu mpaka za Afrika eza ddigi.

Asibiridde banne entanda

Kafulu wa ddigi Aviv Orland asabye banne obutatiitira nga batuuse mu mpaka za Afrika.

Musaayimuto azze awaga mu mpaka za ddigi...

Oluvannyuma lw'okuwona obuvune, Gift Ssebuguzi akomyewo awera.

Eya ddigi eyungudde 37

Maxime van Pee waakuddamu okuduumira ttiimu ya ddigi ng'enoonya obuwanguzi mu mpaka za Afrika.

Ssebuguzi ne Ssenyange batunuulidde za 'Pearl'....

Munnayuganda amalirira mu kifo eky'okumpi ekisooka mu mapaka za 'Shell V-Power Pearl of Afrika Uganda Rally',afuna obubonero 140 singa emmotoka ye ebeera...

Munnakenya alabudde Bannayuganda

Manvir Baryan aweze okuwangula empaka za Pearl of Africa Rally omulundi ogwokusatu ogw'omuddiring'anwa ayingire ebyafaayo ng'asoose okukikola.

Abaddigi banoonya obukadde 192

Aba ddigi beetaaga obukadde 192 okugenda e Zimbabwe okulwanirira empaka zino ze baasemba okuwangula mu 2012.

Abooluganda ba Orland beesunga za Amerika...

Bakafulu mu kubonga ddigi, abooluganda ba Orland bawera kufutiza bannaabwe mu mpaka ezigenda okubeera mu kibuga California mu Amerika

Abavuzi 40 beesunze ez'akafubutuko

Abavuzi ba mmotoka z'empaka baweze okweriisa enfuufu mu mpaka z'akafubutuko

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM