KYABULIJJO embeera ya ssente okukaluba ng’omwaka gutandika ate nga ku mulundi guno kya kweyongera olw’omuggalo ne ssenyiga omukambwe asannyalazza ebyenfuna...
Embuzi nnyangu okulunda kubanga tezetaaga kifo kinene , zirya kitono ddala ate zizala mangu . Ezimu zizaala obubuzi obusukka akamu ate bwe zibeera...
NG'ALI mu kawefube w'okwesaggulira obuwagizi mu Bannabukoto Central e Masaka bamuzze mu Paalamenti,amyuka Pulezidenti Edward Kiwanuka Ssekandi engabo agirumizza...
Janat Namutebi 25 omutuuze w'e Bulenga mu Gogonnya ku lw'e Mityana ekiseera kya kkalantiini akimaze alima nva endiirwa mu luggya lwe.
ENKWATA y’amakungula kimu ku bisinga okufiiriza abalimu mu Uganda olw’ebyamaguzi ebimu ebituusibwa mu katale ng’omutindo guli wansi.
ABALIMI b'enyaanya, Green paper, emboga n'enva endiirwa abeegatira mu kibiina kyabwe ekya Namutya Small Scale Scheme mu ggombolola y'e Busaana mu disitulikiti...
OMUNTU yenna bw’afungiza era n’amalirira okuteeka amaanyi mu by’obulimi amala n’abiganyulwamu era ssinga obulimi n’obulunzi obiremerako osobola okufuniramu...
VISION Group etwala ne Bukedde eronze ttiimu n’abakugu abagenda okusomesa abalimi n’abalunzi mu misomo egy’enjawulo mu nnaku essatu ez’omwoleso gwa Harvest...
Ab’e Bukunja bababuulidde emigaso gy’okujjumbira emisomo gy’ebyobulimi n’emirala egitegekebwa ku kyalo
BW’OBA waakufuuka mulimi oba omulunzi ow’enjawulo tosooka kutunuulira ssente mmeka z’osuubi ra kufuna wabula lwana okulaba ng’okola ffaamu buli muntu...