TOP
  • Home
  • Ekisaakaate kyabaana

Ekisaakaate kyabaana

Abasomesa muyambe okukuza ebitone by'abaana...

Alpha Agaba muyizi afunye mu kitone ky'okusiiga ng'ayambibwako abasomesa be ku Nkokonjeru Primary School.

Mu kukuba bbandi mwe nfuna ebisale by’essomero...

Ekitone kyange kinnyambye okutuuka we nnali sisuubira mu kusoma n'okutambula mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo

Omwana muyigirize omulimu gw'okola aleme...

Omwana wo muyigirize omulimu gw'okola akuyambeko ne bw'oba toliiwo oleme okumenyeka

Engeri gy'oyigiriza omwana okukola mu luwummula...

Akware muyizi mu kibiina kyakubiri wabula mulunzi wa nkoko era musanyufu kuba bw'ayagala okulya ku nkoko atoola ku zize ate ng'afunamu ne ku ssente.

Abantu bajjumbidde omwoleso gw'ebyobulimi...

WE ziweredde essaawa emu ku makya ku Lwokutaano, ng’abantu bakwatiridde mu nnyiriri ku miryango egy’enjawulo e Namboole okuyingira omwoleso gwa Harvest...

Boolesezza ne bacamula abazadde

ABAYIZI ba Quality Nursery and Primary School, Kyengera basanyusizza abazadde bwe booleesezza ebintu bye basoma n’ebyo bye balaba bigenda mu maaso mu nsi....

Buddo SS basiimye Omutanda okuzaala Ssemakookiro...

ABAYIZI ba Buddo S.S mu disitulikiti y’e Wakiso bayiiyizza oluyimba olusiima Omutanda okuzaalira Obuganda Omulangira Ssemakookiro ne bamwagaliza Amazaalibwa...

Poliisi etaasizza omwana ku kitaawe amusibira...

POLIISI y’e Kawempe etaasizza omwana abadde atulugunyizibwa kitaawe ng''amusiba ku nkondo y''ekitanda n’amukuba ekimuviriddeko okufuna amabwa ku mubiri....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM