TOP

Embaga

Mukwano gwange yali ayagala kunzita nga wabulayo...

OMUKOLO gwaffe ogw’okwanjula sirigwerabira! Nze Catherine Namirembe Mbaziira.

Owa Toli Mwavu awonye obuwuulu

INNOCENT Tegusulwa owa ‘Toli Mwavu’ mutwe gwo gwe mwavu akubye embaga ey’ekiroodi Bannaddiini ne bamukubiriza okukuuma obufumbo buno nga bunywevu.

Kapere bamugasse n’ekimyula kye mu mbaga...

OMUSUMBA Robert Kayanja owa Lubaga Miracle Centre agasse abagole emigogo 280 n’agatta ne Kapere n’ekimyula kye.

Okukyala kw’omuyimbi Ykee Benda kwafuuse...

“NZE faama ono ye nnimiro yange naye kati mweyitira Malayika….” bwatyo omuyimbi Ykee Benda eyakuyimbira ‘Farmer’ ne Sheebah Karungi kati alina ‘Eva’ olukutte...

Embaga z'abasomi ba Bukedde

Embaga z'abasomi ba Bukedde

Museveni asibiridde muwala wa Brig Nalweyiso...

Museveni yagambye nti abafumbo abakolera awamu basobola okukwatagana obulungi n’okuvuganya nga kino kiyamba okwongera amaanyi mu nfuna yaabwe.

Paasita akoze embaga ya bukadde 500 n'asasamaza...

EMBAGA eyamazeewo obukadde obusoba mu 500 yasasamaza ekibuga. Eno yabadde ya Musumba Jimmy Luka n'omukyala Blessing Elizabeth Mulungi.

'Buli w'oyita mwattu, bonna bakuba enduulu'...

'Buli w'oyita mwattu, bonna bakuba enduulu'

Okwagala kummazeewo

Semei Ssebbowa ne ddaali we, Linda Barbara Karungi baawezezza omwaka mu bufumbo Obutukuvu. Baagattibwa e Najjanankumbi mu Kkanisa y’Abadiventi ku Ssande...

Basabidde omwoyo gwa kitaabwe

Basabidde omwoyo gwa kitaabwe

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM