MOSES Kasibante omubaka wa Lubaga North atereezezza amaka, bw’ayanjuddwa mu kitiibwa ku mukolo ogwetabiddwaako ababaka ba Palamenti abasukka mu 20 abaamuwerekeddeko....
SSITA wa Barcelona, Lionel Messi, ku Lwomukaaga yakubye muganzi we, Antonella Roccuzzo embaga ku mukolo makekeke ogwabadde mu wooteri ya City Center Hotel...
LYABADDE ssanyu jjereere ng’omukozi w’olupapula lwa Bukedde Prossy Nanziri agattibwa mu bufumbo Obutukuvu ne bba Solomon Aaron Muyita omwogezi w'ekitongole...
Bino byabadde ku mbaga ya maneja wa Bebe Cool ayitibwa Joseph Luwaga kyokka nga yakazibwako lya nga Tiktak eyagattiddwa n’omusama Shapiro Mazowe akolera...
SSAABALANGIRA Godfrey Musanje abuuliridde Abambejja bakkakkanyeeko ekitiibwa ky’Obwassebo nga bali mu maka gaabwe kibasobozese okuba abeetowaze eri abaami...
Oyinza okuteekawo bbandi, abazinnyi ab’enjawulo, omwogezi asanyusa ssaako n’ebirala
WADDE sirina maanyi mundeke nzinemu,’ bw’atyo omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Ssekandi bwe yayogedde ng’azina ne Stabua Natoolo ku mukolo gwa...
OMUKOZI wa Vision Group, Robert Kyobe akoze embaga ey’ebyafaayo bw’abadde agattibwa ne mukyala we Vick Ntongo.
Abazadde b’omuwala omukolo baagutaddemu ensimbi ezikunukkiriza mu bukadde 100 ate ab’omulenzi baagutaddemu obukadde 200 nga ebirabo by’abazadde byatikkiddwa...
OMUTUME Dr. Joseph Sserwadda asabye Abasumba okukomya okukola ebikolwa ebivumaganya obulokole.