TOP

Emboozi

Engeri gye ntobye okweggya mu ddubi ly’okufuna...

Winnie Nangendo ow’e Ttuba-Kulambiro mu Nakawa agamba nti okwagala kwesasuliza omulenzi eyamulumya omutima bwe yafuna omuwala omulala kyavaako okufuna...

Gavana w’e Nairobi ayiwaayiwa ssente bamusibye...

GAVANA w’ekibuga Nairobi e Kenya, Mike Sonko 44, ayiwaayiwa ssente n’okukozesa ebintu ebiriko zaabu gamumyukidde mu kaduukulu lwa nguzi n’obufere nga bamugguddeko...

Ensonga entuufu eyavaako Obote okulumba Olubiri...

Obuvumu bwa Ssekabaka Muteesa II obwo bwayanguyiza balooya be, Sir Dingle Foot Omungereza ne John Kazoora okumuwolereza okuva mu buwahhanguse, era omusango...

Yiga okufumba ennyama y'embuzi ensiike nga...

Emitendera gy'okufumba ennyama y'embuzi ensiike nga kafulu.

MV TEMPLAR; Okujjukira omwaka mulamba kakyanga...

KU Ssande eno, lwe gwaweze omwaka okuva akabenje ddekabusa lwe kaagwa ku nnyanja Nalubaale abantu abasoba mu 30 ne bafiira mu mazzi, famire z’abagenzi...

Mutesa yaggulawo enkolagana ya Uganda n'amawanga...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula eyali Kyabazinga wa Busoga.

Biibino ebitundu ebirala ebyefudde mmo mu...

NE WANKUBADDE ng’abantu abasinga Bermuda Triangle bamumanyi ng’ekifo ekibuzaawo abasaabaze ababeera mu nnyonyi ne ku mmeeri, ebifo ebirala bingi ebikakasiddwa...

Engeri Omuyimbi Stecia Mayanja gyazze attunka...

‘ABAMPITA malaaya muyinza n’okuba mubeera mu kikolwa ekyo nga nze sibeerangamukko. Saagalangako basajja babiri mulundi gumu, nsooka ne nfuna omu bwemuta...

Endabirira y'olusuku ekuyamba okulufunamu...

By'olina okukolera olusuku lwo okusobola okulufunamu ssente nga terunnakutuka

Bayizi bannange abanjeeya bankyaya okumira...

Okutegeera nti nnina obulwadde, nali mu P4 ku myaka munaana kubanga nasooka kukiwulirira mu bantu mu kitundu gye twali tubeera oluvannyuma ne mbuuza abasawo...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1