Aba World Islamic Call Society bwe baazimba omuzikiti gwa Gaddafi e Kampalamukadde mu Uganda baayamba okusaasaanya enjiri y'Obusiraamu kuba gukozesebwa...
BULI Musiraamu anaasaala Idd asaana okumanya obulombolombo obugobererwa ku lunaku luno obutafi irwa mpeera za lunaku luno. Idd lunaku lwa kusinza Allah...
MU kiseera kino Abasiraamu bali mu mwezi ogw’emizizo Allah gwe yagamba nti temweryazaamaanyizangamu, era nga twandisaanye kukoleramu birungi byereere....
BAMASEEKA abawerako basongeddwaamu okudda mu kifo kya Supreme Mufti oluvannyuma lw''okufa kwa Sheikh Zubair Sowed Kayongo.
EBULA ennaku mbale okuyingira mu mwezi gwa Rajab, omwezi gw'omusanvu ku kalenda y'Obusiraamu nga gwe gumuku myezi gy'Obusiraamu ena egy'omuzizo Allah gye...
KU Ssande abakyala lwe bakuza olunaku lwabwe mu nsi yonna ng'akabonero akalaga obukulu bwe balina.
SHEIKH Zubayiri Kayongo ow’e Kibuli akubirizza Abasiraamu okwewala enjawukana mu ddiini basobole okukulembera obulungi eggwanga.
EKYAFAAYO ekimu kiraga nti waaliyo Kabaka omu eyalina abaana be nga bangi. Abaana bano baalina obutakkaanya nga babeera mu kuneneng'ana, ekintu ekyamutabulanga....
KULAANI n'Obusiraamu byogera ku buyonjo mu bafumboera emirundi mingi nga Allah ayogera nga bw'ayagala ennyo abantu abamwetondera oluvannyuma lw'okumusobya...
ENNAKU zino agamu ku maduuka mu Kampala n’ebitundu by’eggwanga ebirala gatandise okulanga n’okutunda ebintu by’ebikujjuko bya bannaffe abakkiririza mu...