TOP

Emboozi

Emyaka 32 tugijaguza naye Luweero ‘Mecca’...

Abava mu bitundu bya ‘Luweero Triangle’ mu bifo ewaayindira ennyo olutalo n’okutuusa kati bakyalwasimula bugolo, wadde nga wayise emyaka 32

Mmotoka muka Mugabe z’abadde akukusa zigudde...

MMOTOKA za Muka Mugabe ez’ebbeeyi ezibadde zivugibwa ku sipiidi ey’akafuufu mu matumbi budde nga zisomosebwa mu bubba okutwalibwa mu South Afrika zikoze...

Tuweebwe omukisa nga bannansi okufuna mu...

Pulezidenti alowooza nti omuyoolerero gw’abantu abeeyiye mu mulimu gw’obuvubi guteekwa okukendeezebwako, ennyanja bw’eba yaakutereezebwa.

Mukama yanvuba mu nnyanja eyali emmize

Omugoba w’eryato yalagira tutandike okusuula embaawo, Amanda n’ebyennyanja mu mazzi tuwewule eryato kyokka omugagga nnyini lyato era nnyini bintu bino...

Ku ttemu erikudde ejjembe poliisi esaagira...

Poliisi ng’emaze okukwata abantu abo, yagenda n’eyaza amaka ga Narinder n’ebifo eby’enjawulo gy’akolera emirimu ne basangayo emmundu 11 ne bbaasitoola...

Lwaki amagye ganyoolagana ne poliisi olw’omukazi...

Yasibirwa mu nnyumba nga 15/09/17, era n’ateekebwako abaamagye mukaaga okumukuuma okulaba nti tafuluma waka we.

Effujjo erizze likolebwa aba boda boda 2010...

Godfrey Mubiru akyalaga enkovu oluvannyuma lw’okukubwa abavubuka b’alumiriza okubeera aba boda boda 2010.

Omulambo ne gumala omwezi mulamba kungulu...

Mary Bwogi, kakuyege wa NRM yafiirwa mutabani we omukulu omwezi oguwedde. Wabula tannamuziika kuba ali mu kkooti ne muwala we Nakimera bwe bakaayanira...

Lwaki omugagga Drake Lubega asengula ab’e...

AMAKA agawera 10 e Lweza ku lw’e Ntebe galindiridde okusengulwa omugagga w’omu Kampala, Drake Lubega mu ngeri y’okunyigiriza.

Omuyaga gukubye Abamerika ne gubafukamiza...

ABAMERIKA mu ssaza ly’e Texas ne Louisiana, ge bakaaba ge bakomba olw’omuyaga ogw’amaanyi ogubagoyerezza wiiki bbiri ne gubaleka nga bafumbya miyagi.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM