Omuddusi Joshua Cheptegei wamu ne banne okuli; Stephen Kisa ne Victor Kipragata bakomyewo mu ggwanga oluvannyuma lw'okuvuganya mu mpaka za Half Marathon...
Munnayuganda Joshua Cheptegei amenye likodi y'ensi yonna
Ekizibu ekisinze okutawaanya Man City sizoni eno bwe buvune nga bassita okuli; Laporte, Sane n'abalala bonna balwadde.
FUFA eweze ekisaawe kya Paidha, era n'etanzibwa olw'effujjo
Bannamawulire abasaka ag'emizannyo balonze Halima Nakaayi ku buzannyi bwa September
Bukya batandika kudduka misinde gya Marathon, wabadde tewannabaawo muddusi aziddukira wansi w'essaawa bbiri okutuusa Kipchoge lw'akikoze.
Abaddusi Halimah Nakaayi ne Joshua Cheptegei abaawangulidde Uganda emidaali gya zaabu mu misinde gy’ensi yonna egya World Championships e Doha mu Qatar...
Munnayuganda Cheptegei awangudde omudaali gwa zzaabu mu fayinolo z'embiro za World Athletics Championships eza mmita 10000
Ku ssaawa 4:00 ne 5:00 ez'ekiro mu mpaka za IAAF World Championship, Bannnayuganda 2 bagenda kubeera mu nsiike.
Mpaka z'emisinde egy'ensi yonna, Leero ku Lwokusatu Nanyondo waakudduka mita 1500 ng'alwana okwesogga semi.