OMUTENDESI wa Kitara FC mu Big League Richard Makumbi oluwangudde ogusooka n’awera ng’abwatandise olugendo oluleeta ttiimu eno mu liigi ya babinywera sizoni...
OKUMALA emyaka ebiri nga Makerere University ekaligiddwa okuzannya mu Pepsi University League, ekomyewo n’ennyonta ya ggoolo 1-0 gye yakubye KIU ku mutendera...
Joshua Cheptegei ataddewo likodi y'ensi yonna empya, ng'awangula kiromita 15 mu misinde gya 2018 NN Seven Hills Race’
Empaka za Afrika zitandika Lwakusatu mu kibuga Asaba era Uganda yabadde eyungudde abaddusi 19 wabula kati baasigadde 17.
Mu baddusi Uganda b’eyungudde mulimu Peruth Chemutai, eyabadde e Finland mu mpaka z'abali wansi w'emyaka 20 n’awangula omudaali gwa feeza.
EMISINDE gy'okuwakanira ente gikamudde abayizi buli omu ng'agyesunga okugiwangula mu mpaka z'emizannyo gy'amayumba ezibumbujjidde mu ssomero lya Wagwa...
OMUYIZI wa S1 eyaddukidde mu bigere anywedde mu banne akendo bw’awangudde empaka z’emisinde gy’okwotoloola ebyalo ezaayitiddwa Inter Schools Competition,...
VIPERS olwawangudde ekikopo kya Azam Uganda Premier League, abamu ku bazannyi baayo ne bateekawo obukwakkulizo okuzza endagaano zaabwe obuggya.
UGANDA, etandise okuloza ku ssanyu ly'emidaali mu mizannyo gya Commonwealth, Joshua Cheptegei bw'awangudde omudaali gwa zaabu n'atuukiriza ebigambo bye...
Museveni ayozaayozezza Cheptegei