TOP

Emisinde

Uganda eyungudde abaddusi 12

Mu baddusi Uganda b’eyungudde mulimu Peruth Chemutai, eyabadde e Finland mu mpaka z'abali wansi w'emyaka 20 n’awangula omudaali gwa feeza.

Empaka z'emisinde zikamudde abayizi e Kalungu...

EMISINDE gy'okuwakanira ente gikamudde abayizi buli omu ng'agyesunga okugiwangula mu mpaka z'emizannyo gy'amayumba ezibumbujjidde mu ssomero lya Wagwa...

Owa S.1 addukidde mu bigere n'awangula ez'okwetoloola...

OMUYIZI wa S1 eyaddukidde mu bigere anywedde mu banne akendo bw’awangudde empaka z’emisinde gy’okwotoloola ebyalo ezaayitiddwa Inter Schools Competition,...

Mulindwa bamuloopedde abazannyi bamawale...

VIPERS olwawangudde ekikopo kya Azam Uganda Premier League, abamu ku bazannyi baayo ne bateekawo obukwakkulizo okuzza endagaano zaabwe obuggya.

CHEPTEGEI: Agguliddewo Uganda okuwangula...

UGANDA, etandise okuloza ku ssanyu ly'emidaali mu mizannyo gya Commonwealth, Joshua Cheptegei bw'awangudde omudaali gwa zaabu n'atuukiriza ebigambo bye...

Museveni ayozaayozezza Cheptegei

Museveni ayozaayozezza Cheptegei

'Mujje tuddukire Kabaka, emisinde gya ku...

EMISINDE gy'amazaalibwa ga Kabaka ag'emyaka 63 giddukibwa nkya ku Ssande (April 8).

Abeemisinde bataka mu Algeria

"Notisi abaddusi ze bafunye, zibamala okuva mu mpaka za Africa Cross Country n'emidaali egiwera."

Musagala alwana kutuusa budde obumutwala...

ABAKULIRA emisinde mu ggwanga beeraaliikirivu olw’okubulwa abaddusi ba mmita 800, 1500 (abasajja), 100 ne 200, abanaakiikirira eggwanga mu mizannyo gya...

Musagala anattunka ne Cheptegei

RONALD Musagala 25, oluvannyuma lw’okwolesa ffoomu mu mpaka z’eggwanga eza Cross Country ezaabadde e Jinja, agattiddwa ku lukalala lw’abaddusi ab'amannya...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM