TOP

Emisinde

Bannabyamizannyo abaliko obulemu beennyamivu...

Bannabyamizannyo abaliko obulemu beekubidde enduulu mu gavumenti etunule mu kiwandiiko kye baatwala mu Palamenti mu kaweefube w’okulwanirira eddembe lyabwe...

Bamusaayimuto bawangulidde Uganda emidaali...

UGANDA ewangudde emidaali gya zaabu mu mpaka z’ensi yonna ez’okulinnya ensozi eza World Mountain Running Championships 2017 ez’omulundi ogwa 33 ezibadde...

Emizannyo giwonye okudaaga

MU kaweefube w’okumalawo obuzibu bwa Uganda okutwala ttiimu ez’ebitundu mu mpaka eziri wabweru w’eggwanga, Gavumenti erangiridde bw'egenda okussaawo ensawo...

Micho asambazze eby’okusuulawo Cranes agende...

MICHO Sredojevic atendeka Cranes asambazze ebigambibwa nti agenda kusuulawo omulimu guno yeegatte ku ttiimu endala.

Mayanja ayiseemu okwetaba mu za World Championships...

Omuddusi Abu Mayanja awadde Uganda essanyu bw’ayiseemu okugenda mu mizannyo gya World Championships ez’emisinde eginabeera mu kibuga London okutandika...

Aliko obulemu asuubizza okuwangulira Uganda...

MUNNAYUGANDA David Emong nga ye yekka eyakiikiridde Uganda mu mpaka z'ensi yonna ez'abantu abaliko obulemu ez'emisinde eza Paralympic Athletics Championships...

Nannyondo yeesozze empaka z'e London

OLUVANNYUMA lw'okumala akabanga ng'asitaana okutuusa obudde obwetaagisa mu mpaka z'ensi eza IAAF World Championships, omuddusi Winnie Nannyondo yeesozze...

Uganda etutte 12 mu gy'e Nairobi

ABADDUSI 12 baasitudde eggulo okwolekera Nairobi ekya Kenya okukiikirira Uganda mu mpaka z’ensi yonna eza IAAF U18 World Championships ezitandika enkya...

Cheptegei amalidde mu kyakusatu e China

OMUDDUSI Joshua Cheptegei ebyamutuukako mu mpaka za World Cross Country e Kololo abisibye ku mpagi bwe yalaze nti mwetegefu okulwanirira omudaali mu mpaka...

Ak'emyaka 11 kaleebeza Nekesa mu z'emisinde...

Enduulu ez'olulekeleeke zaasaanikide ekisaawe kya Busoga University oluvannyuma lw’akawala ak’emyaka 11 okuleebya kafulu Annet Negesa mu mpaka z’emisinde...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM