AKAKIIKO k’ebyekikugu mu kibiina ekifuga emisinde mu ggwanga kalonze ttiimu y’abaddusi 32 okwetegekera empaka z’ensi yonna eza IAAF World Cross Country...
KAPITEENI wa Cranes Geofrey Massa asabye Bannayuganda okunnykiza essaala kubanga bo ng’abazannyi bamalirivu okufiirawo okulaba nga bava mu kibinja olwo...
NGA Uganda yeetegeka okukyaza amawanga agasoba mu 50 mu mpaka z’emisinde ez’ensi yonna eza 2017 IAAF World Cross Country Championships, Canada ly’eggwanga...
Uganda esindise omuddusi omu yekka mu mizannyo gy’Abalema egya Paralympics egigenda okubumbujjira mu kibuga Rio De Janeiro ekya Brazil okuva nga September...
Essuubi lya Bannayuganda okuwangulayo omudaali mu mizannyo gya Olympics mu Brazil libaweddemu mu misinde egisembyeyo egya Marathon, omuddusi Stephen Kiprotich...
USAIN Bolt yadduse emisinde gye egisemba mu Olympics kyokka aja kusigala mu byafaayo okumala akabanga ng’omuddusi w’embiro z’akafubutuko atawunyikamu....
WINNIE Nanyondo ne munne Halimah Nakaayi, bali mu nsiike okulaba nga banoonyeza Uganda emidaali mu mbiro za mita 800.
MUNNAYUGANDA Jacob Araptany awera kunywesa Bannakenya mazzi mu mbiro za mmita 3,000 ez'okudduka nga bw'ogwa mu mazzi.
RONALD Musagala, adduka mita 1,500, ayiseewo okwesogga semi mu mizannyo gya Olympics egiyindira e Brazil.
Munnayuganda Jacob Kiplimo nga agenda kuweza emyaka 16 mu November, ye muddusi asinga omuto banaawakanira emidaali mu Olympics eziyindira mu Rio de Janeiro...