TOP

Emisinde

Namayanja agulidde ttiimu y'ekika ky'Omutima...

MUZZUKULU wa Kakeeto, Rosemary Namayanja adduukiridde ttiimu y’ekika kye eky’Omutima Omuyanja bw’abagulidde emigogo gy’engato 18 empya ttuku n’abatuma...

Beatrice Nyago: Alaze bw’atuusizza ttiimu...

KIRINYA Jinja SSS y’emu ku ttiimu ezigenda okuzannya mu liigi ya Azam Uganda Premier League sizoni eno nga ttiimu eno yasuumuusiddwa okuva mu Big League....

Janet Museveni y'anaakulembera Uganda mu...

MINISITA w’Ebyenjigiriza n’Ebyemizannyo, Janet Museveni y’anaakulembera ttiimu ya Uganda egenda mu mpaka za Olympics (ezitandika mu wiiki emu okuva kati)...

Amawanga 80 ge gasuubirwa okwetaba mu za...

MINISITA w’ebyemizannyo, Charles Bakabulindi akunze Bannakampala ne Bannayuganda okufaayo okutumbula emisinde gy’ensi yonna egya IAAF World Cross Country...

Abaddusi baakuttunka mu mpaka z'eggwanga...

EKIBIINA ekiddukanya emisinde mu ggwanga mu kaweefube w’okuyamba abaddusi okutuusa obudde obwetaagisa mu mpaka za Olympics n’ez’abato e Poland kisembeza...

Omuzungu eyatendekako SC Villa akomyewo n’asaba...

OMUZUNGU, Antonio Flores, SC Villa gwe yafuumuula akomyewo n’asaba omulimu guno, ate ne Pulezidenti wa Villa, Ying. Ben Misagga n’amukooneramu nti mu baakasaba...

Nannyondo yesozze eza Olympics

OBUMMALIRIVU n’okumanya ky’aluubirira by’ebimu ku byayambye omuddusi Winnie Nannyondo okwesoga emizannyo gya Olympics eginaabaawo mu August w’omwaka guno...

Sserumaga bamubbyeko mmotoka

OMUZANNYI wa SC Villa, Mike Sserumaga g’akaaba g’akomba, oluvannyuma lwa mmotoka ye ekika kya Noah okubbibwa.

Micho asattira lwa buvune bwa Miya

OMUTENDESI wa Cranes, Micho Sredojevic ali mu kattu oluvannyuma lw’okulwala kwa Farouk Miya omu ku b’abadde asibiddeko olukoba ku mupiira gwa Botswana...

Abaddusi bayiiseemu kavu wa buwumbi 2

EKIBIINA ekifuga emisinde mu ggwanga (UAF), kiyingidde mu ndagaano ebalirirwamu obuwumbi obusukka bubiri ne kkampuni ekola ku kwambaza abazannyi eya Nike....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM