AKATALE kye kimu ku bisinga okusoomooza abalimi n’abalunzi mu Uganda era bangi batuuka okufiirizibwa ssente zonna ne baviiramu awo.
ENKWATA y’amakungula kimu ku bisinga okufiiriza abalimu mu Uganda olw’ebyamaguzi ebimu ebituusibwa mu katale ng’omutindo guli wansi.
Yiga bwe bameza endokwa z’emmwaanyi oyoole ssente
Omusolo omupya ku kasooli gunyiga mulimi
Embuzi ng’ekika kya Numbian, esobola okukuwa liita bbiri olunaku kyokka olw’okuba twagala abaana abalungi, tuggyamu liita emu naye engeri gye tulina ennyingi...
KKAMPUNI ya Vision Group efulumya Bukedde, ekwataganye ne bbanka ya DFCU, ekitebe kya Budaaki mu Uganda ne kkampuni y’ennyonyi eya KLM okunoonya omulimi...
GAVUMENTI ng’eyita mu kitongole kya Operation Wealth Creation ( OWC ) ewadde ab’e Lwengo enkoko n’emmere yaazo bibayambeko okwekulaakulanya.
BW’OGENDA mu katale essaawa eno, ettooke eryegasa osasula ssente ezitakka wansi wa 40,000/-, kino kitegeeza waakiri omulimi alitunda 25,000/- ku mugogo....
ABALUNZI mu disitulikiti ssatu okuli Luweero, Nakaseke ne Nakasongola basattira oluvannyuma lwa kalusu okuzinda ffaamu ya Kaaya eya sikweya mayiro 60 ng’egatta...
Aba Grain Council basuubizza okukolagana ne Gavumenti okulwanyisa enjala ekudde ejjembe naddala mu byalo