ABATUUZE mu Zooni ya Mutebi mu Ndeeba bazudde emmundu ng’esuuliddwa mu mwala.
EGGWANIKA lya KCCA liweddemu ssente Jennifer Musisi Ssemakula n’awandiikira minisita Beti Namisango Kamya amutaase.
Ro binah Namugenyi ow’e Kisaasi yava awaka n’ajja mu kibuga okulejjesa ebintu bye wabula kw’olwo abaserikale ba KCCA ne bamuyoola n’abalaajanira okumusonyiwa...
Aabasuubuzi batandise okufuna okutya nga bagamba nti abaguzi tebannataba bulungi nga n’abayitamu abamu bakola gwa kulamuza! Abamu bakitadde ku mbeera ya...
SSAABAWOLEREZA wa Gavumenti, William Byaruhanga alagidde KCCA okusasula eyali omumyuka wa Loodi meeya, Sulaiman Kidandala ensimbi z’ekisanja ekiwedde....
POLIISI mu Kampala ekutte kanyama ali mu kibinja ky’ababbi abateega abantu ne bababba ne baddukira mu mwala gwa Nakivubo n’ayogera abatuma.
MEEYA w’e Makindye, Ali Ng’anda Mulyannyama akunze abantu baakulembera bave mu nsonyi ng’ebiku bimalawo.
MEEYA w’e Makindye, Ali Kasirye Nganda Mulyannyama akyatabuddwa oluvannyuma lw’olukiiko lwe yayise okuggweera mu kukubagana nga Bakansala aba NRM n’abooludda...
ABATUUZE b’e Namuηηoona ku luguudo lw’e Hoima beeraliikirivu olw’oluwonko olulidde ekkubo.
ABATUUZE mu bifo by’enzigotta mu Kawempe basigadde mu kibubulu oluvannyuma lw’ebikwekweto ekitongole ky’amasannyalaze ekya UMEME bye kyakoze ku babbirira...