Oluvannyuma lw’amasomero okuggalwa okusobola okutangira okusaasaana kw’ekirwadde kya Covid 19, Kampuni ya Vision Group yatandikawo enkola ey’okuwandiika...
Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe
AKAKAIIKO akassibwaawo Palamenti okubuuliriza ku bigambibwa nti waliwo okukabawaza n’okukuluusanya abaana mu masomero kanjudde lipoota yaako ng’erimu ebyesittaza...
MU kaweefube w’okusitula omutindo gw’ebyenjigiriza mu ggwanga kkampuni ya kya Vision Group efulumya amawulire ga Bukedde erina enteekateeka ey’okuyambako...
EBIBUUZO bya S4 ebifulumiziddwa minisitule y’ebyenjigiriza olwaleero bizze n’essanyu naye era n’okweraliirira. Abazadde n’abayizi nga bajaganya olw’okubikola...
Ssentebe w’ekitongole kya UNEB, Prof. Mary Okwakol, asinzidde ku mukolo gw’okufulumya ebyavudde mu bibuuzo bya siniya eyookuna n’alaga obwennyamivu olw’abantu...
Ebibuuzo by’abayizi 1825 ebyakwatiddwa mu ggwanga lyonna kuliko n’ebyamasomero amanene agamanyiddwa ennyo mu ggwanga.
ABASOMESA b'e Makerere ku yunivasite beewozezzaako mu kakiiko ka Palamenti ku bigambibwa nti, bayitiridde okukabassanya abawala ne bagamba nti babasoomooza...
MINISITA omubeezi ow’ensonga z’abaana n’abavubuka Florence Nakiwala Kiyingi akubirizza abazadde obutalekera basomesa na bannaddiini kubagunjulira baana....
Gavumenti erangiridde okuddamu okuwandiisa abasomesa ba siniya oluvannyula lwemyaka etaano.