TOP

Essomero

Akuutidde abazadde obutasuulirira bitone...

MUNNAKATEMBA Andrew Benon Kibuuka akubirizza abazadde bulijjo okufaayo ku bitone by'abaana baabwe naddala nga bakyali bato.

"Abavubuka mwewale okukopperera abagagga"...

Omukungu w’ekibiina kya Lotale ku mutendera gw’ensi yonna, Kenneth Wycliffe Mugisha, asabye abavubuka bakomye omuze gw’okudiibuuda ensimbi.

Abazadde bakubiriziddwa ku kuweerera abaana...

AKULIRA abasunsuzi b’amawulire mu lupapula lwa Bukedde, Samuel Kaisrye akubirizza abazadde ku kuweereza abaana n’ategeeza nti abantu abasinga okutigomya...

EBYENJIGIRIZA: Obuwumbi 3,122 n’obukadde...

Bajeti ya Minisitule ey’Ebyenjigiriza ey’omwaka guno ekutte kyakubiri mu kufuna omutemwa omunene nga ya buwumbi 3,122 n’obukadde 490 (ebitundu 9.6 ku 100)....

Aba UNEB basabiddwa okukyusa ebigezo

MINISITA omubeezi ow’ebyenjigiriza, Muky. Rosemary Nansubuga Sseninde asabye ekitongole ky’ebigezo ekya UNEB kikyuse mu ngeri ebibuuzo by’eggwanga gye...

Ebintu abasomesa n’abazadde bye balina okufaako...

OKUSOMA gwe musingi okuzimbirwa obulamu bw’omwana era kwa mugaso. Kyokka waliwo ebinyigiriza omuyizi n’okumubonyaabonya ekisusse n’atuuka n’okulowooza...

Eyakutte ekyokuna mu kuyisa aba P.7 essomo...

Twogeddeko n'omu ku basomesa abaasinze okuyisa abaana mu ssomo lino ng'ono yafunye D1 eziwerera ddala 28 ku bayizi 57 ate abayizi abasigadde 29 ne bafuna...

Beebazizza Katonda olw'abayizi 57 bonna okuyitira...

Abayizi, abasomesa wamu n'abazadde b'essomero lya Yudesi Primary School beebazizza omutonzi olw'obuwanguzi bwe baafunye mu bigezo bya P.7.

'Mutabani wange mmuwadde omukisa okwenyigira...

Obutekkiririzaamu mu baana kye kimu ku bintu abazadde kye babuusa amaaso oluusi ne balowooza nti kya kaseera buseera kijja kuggwawo ng'omwana akuze.

Ebintu 10 omuyizi by’afuna mu kusoma obutabo...

OMUYIZI okuganyulwa mu kusoma n’asobola okweyimirizaawo n’okutetenkanya obulungi mu biseera eby’omu maaso alina okuba ng’anyumirwa okusoma obutabo.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM