TOP

Famire

Omusawo yalaalika kitange bw’atajja kuwona...

NNEEKOKKOLA omusawo eyabika kitange ng’akyali mulamu, omusawo ono yakola kinene ku kwongeza obulumi n’okumalamu kitange essuubi. Omugenzi Sheikh Ali Bukenya...

Eyakuzibwa enkima anoonya waakuwasa

OMUVUBUKA eyakuzibwa enkima, akuze n’avaamu omwasi, asabye abamulabirira bamunoonyeze omukazi awase. John Ssebunnya, 26, ow’e Kabonge e Bombo ye yalondebwa...

Baze eyafa antuga buli lwe nfuna omusajja...

ZAITUNI Nalweyiso okufiirwa bba ky’ekintu ekitagenda kumuva ku mutima si lwa bulumi bwokka bwe yafuna wabula n’okuba nga ne gye buli kati tafunanga mirembe...

Baze yalagula lw’alifa ne lutuukirira

SSEMAKA ow’ekyewuuyo yalagula olunaku lw’alifa ne lutuukirira, era yaleka alaamye okumuziika ku makya, era bwe yafa baamuziika ku ssaawa 4:00 ez’oku makya....

Omusajja endawule awasizza embooko

HADAADI Mutyaba bwe yategeezezza kitaawe ne mikwano gye nga bw’agenda okuwasa, bonna beewuunyizza ne batandika okusattira anti nga bamumanyi nga omuvubuka...

‘Buli lwe nkaaba nga ndaba mwannyinaze gy’ali...

MILLY Nanyanzi, omutuuze w’e Bwaise omukwano n’enkolagana bye yalina ne mwannyina omugenzi Paddy Lugobe wadde yafa naye byo bikyaliwo anti buli lw’afuna...

Maama yatusulawo emyaka 18 egiyise kati akomyewo...

MUKAMA ggwe gwe nneesiga wekka, sirina muntu mulala yenna gwe nnyinza kwesiga. Maama mmweesiga ntya nga yansuulawo mpeza emyaka ebiri ne mmala emyaka...

Mutabani yafa tambuulidde mwana gwe yazaala...

OMWANA yakola ensobi n’anfaako nga tambuulidde mwana gwe yazaala bbali kati anzijira mu kirooto ng’amundaga.

Emyaka 13 bukya baze afa naye ajja n’ankaka...

BUKYA baze afa emyaka 13 kati, sifunanga ssanyu n’eby’abasajja byannyiwa,” bw’atyo Fredah Babirye ow’e Bweyogerere bw’annyonnyola engeri okufa kwa bba...

Maama ansimidde entaana lwa ttaka

MAAMA alumbye omwana we n’amutema awamu n’okumusimira entaana ng’ayagala okumugoba ku ttaka.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM