Omuntu bw’atulugunyizibwa ennyo, wadde enkovu eziri ku mubiri kungulu ziyinza okuwona n’okubula ne zibula, naye eziri ku mutima zirwawo okuwona oluusi...
ENSONGA za Nnamwandu Janat Nsiko Nakamatte eyasibidde bamulekwa ebweru ne bamala ennaku munaana nga balemedde ku kikomera ziranze bw’abawendulidde poliisi...
“KATEMBA kitone ate omulimu gwe nasomerera gwa bubalirizi bwa bitabo era gyombi ngiddukanya bulungi”, Bwatyo Ruth Nalubiri, amanyiddwa nga Hajati lye yaggya...
BAMULEKWA abagenze bateese ku by’okwabya olumbe lwa kitaabwe olumaze emyaka 16 nga terwabizibwa, Nnamwandu abasibidde wabweru w’ekikomera nabo ne balemerawo...
WAABADDEWO katemba mu kkanisa ya Laver Transformation Ministries e Wamala mu ggombola y’e Nabweru oluvannyuma lw’abagole okugattibwa nga kitaawe w’omuwala...
AKYOGERAKO si y’akireeta naye n’abayimbi baffe bangi abayimbye ennyimba kyokka bye bayimbye ne bibatuukako ekirowoozesa abantu nti balina olulimi olulanzi...
MAAMA Ivan (mukyalamukulu) ne Nnaalongo Rodah Nakiwala bakazi ba Ssaalongo Frank Kiyimba bamuwaddeko obujulizi mu ofiisi ekola ku nsonga z’amaka n’asoberwa...
Ku Lwokuna nga April 2, 2015 omulamuzi eyabadde alina okuwulira omusango gw’abakazi ababiri abakaayanira omwana, teyalabiseeko mu kkooti e Mubende era...
BAKYALA b’omugenzi Haji Katende kata bakubaganire ku poliisi y'e Ntinda eyabayise ebatabaganye ng’entabwe eva ku byobugagga omugenzi bye yaleka.
WIIKI essatu ezaddirira nga twakaziika taata omugenzi Ying. David Nkoobe, emyaka mwenda egiyise, nalaba ng’ensi etuuse ku nkomerero. Eyalina essanyu n’emirembe...