TOP

Famire

Omuyimbi Livingstone Kasozi azuukiridde mu...

ERA ddala abafu tebafa kuba nze kamwakoogera kitange omuyimbi Livingstone Kasozi agenda okufa nga sitegeera bulungi kuba yandeka nnina emyaka ebiri.

Ku Mayaka 17 nali direkita wa Ssomero ate...

ABAANA abatandika okukulembera amaka nga bakyali bato oluvan¬nyuma lwa bazadde baabwe okufa, bangi tebafuna mukisa kusoma era bafundikira basaddaase obulamu...

Baze baamusala enseke kyokka ne tuddamu okuzaala-Minisita...

MUKY. Ruth Nankabirwa Sseggujja ng’ono ye Nampala wa gavumeti, bangi bwe bamulaba beebuuza oba alina omwami anti tatera kumwogerako. Wuuno ayogera ku bufumbo...

Abazigu balumbye amaka ga AK47

ABANTU abatannategeerekeka bamenye amaka g’omuyimbi AK47 ne baggyamu kompyuta ye eriko ebintu bye eby’omugaso

Entaana ejjudde zaabu esattizza abakungubazi...

BAABADDE bamusimira entaana ne bagwa ku zaabu, agaabadde amaziga ne lifuuka ssanyu na kucacanca. Amangu ddala egyabadde emiranga n’ebiwoobe byafuuse bijaguzo...

Ebyobugagga bya kitaabwe bibafuukidde ekikolimo...

OMUGAGGA w’omu kibuga Masaka Paulo Luwaga Njawu¬kana ne bannyina bamulumiriza okwekomya ebyobugagga bya kitaabwe, omugenzi Yiraliyo Njawukana eyali omusuubuzi...

Omukyala agambibwa okuzaala abalongo emirundi...

EBY’OMUKAZI eyavuddeyo n’ategeeza nga bwe yaakazaala abalongo emirundi etaano miramba bifuuse bya mpuna, omusajja gw’ayita Ssaalongowe, bw’avuddeyo n’ategeeza...

Amaze emyaka 10 ng’anobye mu ddya akomeddewo...

EBINTU by’omufu bitabudde bannamwandu ne mutabani waabwe era nga ye musika okukkakkana ng’omwana atutte omu ku bannamwandu ku poliisi e Nansana ng’amulanga...

Eyakazaala abalongo emirundi 5 omusajja amudduseeko...

OKUZAALA kujaagaana, nga gw’ozaalidde, abaana abaagala. Tunuulira Sumayiya Nakanwagi, eyaakazaala abalongo emirundi etaano. Bba yamuddukako ng’amuyita...

Baze yamala kubuulira mu kkanisa n’asaba...

OLUUSI nsisimuka oluusi ndoota, taata ankuutira ekitabo kya Bayibuli, Engero za Sulemaani essuula ey’ekkumi. (Engero 10:1) Ekitundu ekyo mu Bayibuli kigamba...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM