Enkaayana z’ettaka lino okulinnya enkandaggo kiddiridde Palamenti okuyisa bbiriyooni 4 zikozesebwe okugula n’okuzimba ekkungaanyizo lya kazambi kitaase...
Poliisi ng’emaze okukwata abantu abo, yagenda n’eyaza amaka ga Narinder n’ebifo eby’enjawulo gy’akolera emirimu ne basangayo emmundu 11 ne bbaasitoola...
Yasibirwa mu nnyumba nga 15/09/17, era n’ateekebwako abaamagye mukaaga okumukuuma okulaba nti tafuluma waka we.
Mary Bwogi, kakuyege wa NRM yafiirwa mutabani we omukulu omwezi oguwedde. Wabula tannamuziika kuba ali mu kkooti ne muwala we Nakimera bwe bakaayanira...
AMAKA agawera 10 e Lweza ku lw’e Ntebe galindiridde okusengulwa omugagga w’omu Kampala, Drake Lubega mu ngeri y’okunyigiriza.
Poliisi eriwo kukwasisa mateeka kyokka ate abaserikale abamu e Kawempe babeemulugunyaako okumenya amateeka mu ngeri gye bakolamu emirimu gyabwe.
Abaffe, ani aloga Busoga oyo atannassa mbugo era namujinga ki alya ekitundu kino nti n’akati akabiriiti akamu bwe kati akabadde kamulisa ekitundu kyabwe...
Omuyindi ono yasimbula kattulakita akakozesebwa okutikka n'okitikkula (Forklift) okutandika okusika ebyali mu konteyina kyokka ngenda okulaba ng'akantuuzizza...
Wiiki eno, omuduumizi wa poliisi Gen. Kale Kayihura yakutte abakulira poliisi y’e Kajjansi lwa kutulugunya batuuze. Kyokka Kalondoozi wa Bukedde alaze...
Sula Segawa (light) ne Atanus Mugerwa (bantam) be bamu ku baggunzi beng'uumi abaakiirira Uganda mu mpaka za 'Eindhoven Boxing Cup' mu Budaaki wakati wa...