OLUVANYUMA lwa Kalondoozi wa Bukedde okulemera ku nsonga z’omusibe Patrick Lwanga Zizinga eyali yasalirwa ogw’okufa mu musango ogwakolerwamu vvulugu okuva...
OMUMBEJJA Faridah Namirembe Naluwembe Namusisi Bwangabwamirembe yafera abantu abasoba mu 300 e Buikwe n’abasoloozaamu ssente ezisoba mu bukadde 200 ng’abasuubizza...
NGA March 6 2013, Kalondoozi wa Bukedde yafulumizza emboozi ku ngeri Omumbejja Naluwembe Namirembe Bwanga gye yayingizaamu abantu ab’enjawulo ekitimba...
OMUGAATI oba keeki gy’olya omanyi gye bagifumbira? Okimanyi nti oyinza okuba olya butwa oba okuba nga bakufeze, ssente z’osasudde tezigya mu ky’oguze?...
Abantu ab’enjawulo baloopye Omumbejja Faridah Bwanga ku poliisi nga bagamba nti abafera n’okubanyagako ettaka oba okubaguza ery’empewo. Ekibi nti gye baloopa...
Rev. Fr. Emmanule Mbalire yadduka mu ggwanga olw’abatemu abaamwegezaamu okumutta kyokka nga na buli kati bakyayinaayina. Kalondoozi wa Bukedde abuuza lwaki...
Basooka kusaba za kwewandiisa, gye biggweera nga n’ez’obuyambi baziridde!
OMUTAKA Kyeyune Samuel Bugingo, akulira Ekika ky’Ennyonyi Nakinsige yafa gye buvuddeko naye wayise emyaka 10 bukya afa ng’Ekika tekirina akikulira.
Omulabirizi w’e Namirembe eyawummula, Samuel Balagadde Ssekadde alina obutakkaanya n’abaana b’omugenzi Alooni Kiguli e Ssenene- Mpigi abagamba nti yatwala...
NGA Uganda ejaguza nga bwe giweze emyaka 27 bukya NRM/NRA ejja mu buyinza, omuwandiisi waffe AHMED KATEREGGA MUSAAZI awumbyewumbye obuwanguzi obutuukiddwaako...