TOP

Kampala N’Emilirano

KCCA ne poliisi bakutte 34 okukolera mu kifo...

ABASERIKALE ba KCCA nga bayambibwako poliisi bakutte abantu 34 abasangiddwa ku Good Shade olw’okukolera mu kifo mu bukyamu ssaako okwenyigira mu bumenyi...

Ssentebe ke yayise 'akalenzi' kamumezze n'enkoona...

Abadde ssentebe wa Kimwanyi zooni mu Katanga e Wandegeya, Hassan Wasswa Ssempala bwe yawulira nti Thomas Bagonza ow’emyaka 24, agenda kumuvuganya teyasooka...

Chagga bamusibye emyezi 6 mu kkomera

Chagga maneja wa Goodlyfe bamusibye emyezi 6 ate omuyimbi Weasel aliira ku nsiko lwa kungaana kuyimba mu kivvulu nga basasuddwa

Abalimi b'e Vvumba Bryan White abawadde ensigo...

Abalimi b'e Vvumba Bryan White abakubye enkata. abagabidde ensigo n'ebikozesebwa mu kulima basige.

Cameroon Gitawo abbulukukidde mu byamizannyo....

Cameroon Gitawo omu ku bavubuka abamanyiddwa mu nsike y’okulya obulamu ne swagga azzeemu okulabika ku mulundi guno ajjidde mu byamizannyo

Nantume ne bba Muganza beeraze amapenziku...

Omuyimbi Maureen Nantume ne bba Ronald Muganza beeraze amapenziku kabaga k’amazaalibwa ne basirisa boogera nti tebali bumu.

Kenzo ayaniriziddwa nga muzira mu ggwanga...

Kenzo ayaniriziddwa nga muzira okuva e Bungereza era asabye gavumenti ateeke ssente mu bayimbi olw’omulimu omulungi gwe bakola okuwanika bendera n’okutunda...

Sheikh Muzaata atabaganye n’omusomesa gwe...

Sheikh Nuhu Muzaata Batte akulira Dawa mu ggwanga atabaganye n’omusomesa Ramathan Ssebalamugwe yakuba. bakoze endagaano y’obwa sseruganda ne bakkiriziganyizza...

Poliisi enywezezza eby'okwerinda mu bikujjuko...

Bannayuganda nga banyumirwa eggandaalo lya Paasika, Poliisi enywezezza eby'okwerinda okukuma emirembe n'okulaba nga abantu basanyuka awatali kutataganyizibwa...

Amasomero ga pulayimale 5 goolekedde okufuumulwa...

ABABAKA ba Palamenti balaze okutya nti amasomero ga pulayimale ataano (5) mu Kampala agaazimbibwa ku ttaka lya ‘Buganda Land Board’ gandisengulwa singa...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM