TOP

Kampala N’Emilirano

 Owookubiri okuva ku ddyo: Jennifer Musisi ng'assa omukono ku ndagaano ekitongole kya KCCA  gye kyakoze ne kkampuni ya Coca-Cola okukung'aanya obucupa bwa pulasittaka mu kaweefube w'okukuuma obuyonjo mu Kampala , okukendeeza endwadde  n'omusujja gw'ensiri. Owokubirio ku kkono ye Norah Odweso okuva mu kkampuni ya Coca-Cola Beveragers -Africa . Ku ddyo ye Mike Okua, munnamateeka wa KCCA ate ku kkono ye Patrick Ayubu okuva mu kkanpuni ya Coca-Cola. EKIF: SAMUEL LUKWAGO

KCCA ne Coca-Cola bakkaanyi...

EKITONGOLE kya KCCA mu kawefube w'okutumbula obuyonjo mu Kampala, okulwanyisa endwadde n'okuwa abavubuka emirimu, kikwataganye ne kkampuni ya Coca-Cola...

Apollo Tayebwa (ku ddyo) akulira poliisi ya Jinja Road ng'agezaako okukkakkaanya abatuuze ababadde balumbye Poliisi oluvanyuma lwa mutuuze munnaabwe okuttibwa abantu poliisi n'etafaayo ate n'eyimbula agambibwa okutta munnaabwe. EBIFAANANYI BYA EDWARD LUYIMBAZI

Ab'omu Kirombe - Luzira bee...

ABATUUZE ba Kirombe A mu muluka gw’e Butabika mu Munisipaali y’e Nakawa balumbye poliisi y’omu Kirombe nga bagirumiriza obutabayamba buli lwe batwalayo...

 Abatuuze mu Makerere III nga bakubaganya ebirowoozo mu lukiiko lw'ekyalo. EKIF: MOSES LEMISA

Ebbaala ezimeruka ng'obutik...

ABATUUZE b’omu muluka gwa Makerere III e Kawempe balumirizza nti ebbaala ezimeruka mu kitundu ze zivuddeko ebikolobero, obumenyi bw’amateeka n’obucaafu...

 Tingatinga ng'esenda akatale ka Park Yard

Aba Park Yard bakaaba: Akat...

Aba Park Yard bakaaba: Akatale kasaanyeewo

Abakwate nga bali ku mpingu. EKIF: JUDITH NALUGWA

Ababadde banyakula amasimu ...

Abakulira ebyokwerinda mu Yunivasite e Makerere bakutte abavubuka ababadde banyakula obusawo n'essimu z'abagenyi abazze mu matikkira g'abayizi e Makerere....

Okwekalakaasa ku paaka yaad...

Okwekalakaasa ku paaka yaadi: Lukwago ne Munyagwa babatutte entyagi

Omugagga Basajjabalaba. Ku ddyo, Lukwago ng’annyonnnyola lwaki Basajjabalaba teyeetaaga kuwa wadde ennusu.

Gavt. tegeza n'ewa Basajjab...

LOODI Meeya Erias Lukwago agenze mu Palamenti n’afunvubira ng’awakanya enteekateeka za gavumenti okuliyira nnaggagga Hassan Basajjabalaba ensimbi obuwumbi...

 Omukyala ng’asitudde bbebi w’omugenzi.

Malaaya bamusse ne bamuleka...

Malaaya attiddwa mu bukambwe e Kabalagala mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu, bwe yafumitiddwa ekiso mu bulago.

 Emmundu eyazuuliddwa mu mwala.

Ab'omu Ndeeba bazudde emmun...

ABATUUZE mu Zooni ya Mutebi mu Ndeeba bazudde emmundu ng’esuuliddwa mu mwala.

 Abatuuze b'e Kyebando nga beekalakaasa. Mu katono ye Nnamukadde Nansiyata, gwe baagala okutwalako ettaka. EKIF: DANIEL KAYIGWA

Ab'e Kyebando batabukidde o...

Abatuuze b’e Kyebando - Katale zooni batabukidde omugagga abadde yeekobaana ne muwala wa Nnamukadde bamunyageko ettaka.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)