Poliisi y’e Kireka ekutte n’eggalira omuvubuka eyayingidde ‘Supermarket’ y’essundiro ly’amafuta erya Super Oil ku lw’e Namugongo n’abbamu emikebe gy’amata...
JJAJJA agobye muzzukulu we ow'emyaka 11 awaka ng'amulanga kubba macupa ge agaweddemu Soda n'agaguza abaamaduuka.
OMUSAJJA agambibwa okubba pikipiki asimattuse okuttibwa abavuzi ba bodaboda ku siteegi y’oku Kalerwe oluvannyuma lw’okusangibwa ne Bajaj UEC G64F gye...
AB’E Kyebando Kisalosalo balangidde aba Poliisi okubeera n’emimwa gy’oluwewere, bwe bagiroopera abamenyi b’amateeka ng’ate ebalonkoomayo eri abaloopeddwa....
BAKYALA b'abasiriklae abaakyusibwa okuva ku poliisi y'e Kabalgala batemye emiranga nga bafulumya mu nnyumba.
POLIISI mu Kampala ekutte kanyama ali mu kibinja ky’ababbi abateega abantu ne bababba ne baddukira mu mwala gwa Nakivubo n’ayogera abatuma.
ABABBI baalumbye galagi e Mambule ne bakuba omukuumi ne bamulumako okutu n’okumutema mu maaso kyokka naye nanywezzako omu abalala ne badduka.
MEEYA w’e Makindye, Ali Kasirye Nganda Mulyannyama akyatabuddwa oluvannyuma lw’olukiiko lwe yayise okuggweera mu kukubagana nga Bakansala aba NRM n’abooludda...
POLIISI ya CPS egobye abaserikale abaali baasindikibwa okukolera mu bitundu ebirala ababadde balemedde mu mayumba gaayo Ekikwekweto kino kyakulembeddwaamu...
MINISITULE y’ebyobulamu eggye enta mu kuwaayo ssente eri eddwaaliro ly’obwannannyini erya Family Care Hospital erisangibwa e Buwaate mu munisipaali y’e...