TOP

Kampala N’Emilirano

Omuvubuka bamuvumbagidde ne bamulaawa ku...

ABAVUBUKA bavumbagidde omusajja mu Kisenyi ne bamulaawa. Poliisi emusanze ataawa n’emutwala mu ddwaaliro e Mulago.

Basudde obubizzi ku Palamenti nga buwandiikiddwaako...

Abavubuka abeegattira mu kibiina 'The Jobless Brotherhood' bazzeemu okusuula obubizzi obuto ku Palamenti y'eggwanga.

KCCA ereeta emisolo emipya mu Kampala

ABA KCCA batudde ne bakkiriziganya okuddamu okwetegereza emisolo balabe egyetaaga okukendeeza n'okwongeza.

Abasuubuzi baloopye kkampuni ezibabba mu...

ABASUUBUZI ba KACITA baloopedde ekitongole ekisolooza omusolo ekya URA amakampuni ge bakozesa okubalirira omusolo nga bwe gababba.

Abachina basuubirwa okuzimba e Namanve mu...

BANNAYUGANDA abasoba mu 1000, be basuubirwa okufuna emirimu mu kkampuni y’Abachina eya Sinotruck egenda okuzimba ekkolero lya sipeeya w’emmotoka mu Uganda....

Bameeya ba munisipaali batabukidde Lukwago...

LOODI MEEYA Erias Lukwago yasanze akaseera akazibu eggulo, bameeya ba Munisipaali be yayise mu lukiiko bwe baamutabukidde oluvannyuma lw’okumusaba abasembe...

Kamya atongozza okukola enguudo mu Kampala...

MINISITA wa Kampala, Beti Kamya atongozza okukola enguudo mu division za Kampala ettaano nga zijja kukolebwa mu kiseera kye kimu.

Temuyingiza baana bammwe buyeekera - Katumba...

OMUDUUMIZI wa magye mu ggwanga, Gen. Katumba Wamala yennyamidde olw’omuwendo gw’abaana abato be bayigiza mu buyeekera nga bayita mu kibiina kya Allied...

Meeya wa Kampala alaajanidde minisita: "Nnyabo...

MEEYA wa Kampala Central, Charles Musoke Sserunjogi ne bakansala ku lukiiko lwe, beecwacwanye mu maaso ga minisita Beti Namisango Kamya nti ennaku gye...

Ssaalongo avudde ku kyeyo n'akoona amaka...

SSAALONGO oluvudde ku kyeyo n’akoona amaka ge gonna n’agaleka ku ttaka! Kino akikoze okugoba Nnaalongo we gw’alumiriza obwenzi.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1