TOP

Kampala N’Emilirano

Abawala ababadde babbira mu Kampala balokose...

Tracy Nannyanzi akulira abawala bano agamba nti, obubbi babumazeemu emyaka esatu nga babbira mu kibiina kya Sanda Badies.

Ennyonyi ya Poliisi etikkudde akasolya k'enju...

ENNYONYI ya Poliisi ey'ekika kya SX MAG ettikudde akasolya k'ennyumba y'omutuuze e Bbiina – Mutungo n'emuleka mu bbanga!

Basse omuntu ne bamusuula mu kinnya e Kyebando...

ENTIISA ebadde e Kyebando mu Zooni ya Kisalosalo, abatuuze bwe basanze omulambo gw’omusajja eyattibwa n’asuulibwa mu kinnya ekiri okumpi n’oluguudo.

KCCA ne Coca-Cola bakkaanyizza ku kukuuma...

EKITONGOLE kya KCCA mu kawefube w'okutumbula obuyonjo mu Kampala, okulwanyisa endwadde n'okuwa abavubuka emirimu, kikwataganye ne kkampuni ya Coca-Cola...

Ab'omu Kirombe - Luzira beekyaye ne balumba...

ABATUUZE ba Kirombe A mu muluka gw’e Butabika mu Munisipaali y’e Nakawa balumbye poliisi y’omu Kirombe nga bagirumiriza obutabayamba buli lwe batwalayo...

Ebbaala ezimeruka ng'obutiko ziyombezza ab'e...

ABATUUZE b’omu muluka gwa Makerere III e Kawempe balumirizza nti ebbaala ezimeruka mu kitundu ze zivuddeko ebikolobero, obumenyi bw’amateeka n’obucaafu...

Aba Park Yard bakaaba: Akatale kasaanyeewo...

Aba Park Yard bakaaba: Akatale kasaanyeewo

Ababadde banyakula amasimu g'abayizi e Makerere...

Abakulira ebyokwerinda mu Yunivasite e Makerere bakutte abavubuka ababadde banyakula obusawo n'essimu z'abagenyi abazze mu matikkira g'abayizi e Makerere....

Okwekalakaasa ku paaka yaadi: Lukwago ne...

Okwekalakaasa ku paaka yaadi: Lukwago ne Munyagwa babatutte entyagi

Gavt. tegeza n'ewa Basajjabalaba obuwumbi...

LOODI Meeya Erias Lukwago agenze mu Palamenti n’afunvubira ng’awakanya enteekateeka za gavumenti okuliyira nnaggagga Hassan Basajjabalaba ensimbi obuwumbi...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM