TOP

Kampala N’Emilirano

KCCA ne Coca-Cola bakkaanyizza ku kukuuma...

EKITONGOLE kya KCCA mu kawefube w'okutumbula obuyonjo mu Kampala, okulwanyisa endwadde n'okuwa abavubuka emirimu, kikwataganye ne kkampuni ya Coca-Cola...

Ab'omu Kirombe - Luzira beekyaye ne balumba...

ABATUUZE ba Kirombe A mu muluka gw’e Butabika mu Munisipaali y’e Nakawa balumbye poliisi y’omu Kirombe nga bagirumiriza obutabayamba buli lwe batwalayo...

Ebbaala ezimeruka ng'obutiko ziyombezza ab'e...

ABATUUZE b’omu muluka gwa Makerere III e Kawempe balumirizza nti ebbaala ezimeruka mu kitundu ze zivuddeko ebikolobero, obumenyi bw’amateeka n’obucaafu...

Aba Park Yard bakaaba: Akatale kasaanyeewo...

Aba Park Yard bakaaba: Akatale kasaanyeewo

Ababadde banyakula amasimu g'abayizi e Makerere...

Abakulira ebyokwerinda mu Yunivasite e Makerere bakutte abavubuka ababadde banyakula obusawo n'essimu z'abagenyi abazze mu matikkira g'abayizi e Makerere....

Okwekalakaasa ku paaka yaadi: Lukwago ne...

Okwekalakaasa ku paaka yaadi: Lukwago ne Munyagwa babatutte entyagi

Gavt. tegeza n'ewa Basajjabalaba obuwumbi...

LOODI Meeya Erias Lukwago agenze mu Palamenti n’afunvubira ng’awakanya enteekateeka za gavumenti okuliyira nnaggagga Hassan Basajjabalaba ensimbi obuwumbi...

Malaaya bamusse ne bamuleka mu kitaba ky'omusaayi...

Malaaya attiddwa mu bukambwe e Kabalagala mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu, bwe yafumitiddwa ekiso mu bulago.

Ab'omu Ndeeba bazudde emmundu mu mwala ne...

ABATUUZE mu Zooni ya Mutebi mu Ndeeba bazudde emmundu ng’esuuliddwa mu mwala.

Ab'e Kyebando batabukidde omugagga ayagala...

Abatuuze b’e Kyebando - Katale zooni batabukidde omugagga abadde yeekobaana ne muwala wa Nnamukadde bamunyageko ettaka.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM