TOP

Kasababecca

Ababba amasannyalaze babatutte tebalinnya!...

POLIISI yeezoobye n’abatuuze b’e Kawempe abagambibwa okubba amasannyalaze mwe baakwatidde n’omugagga w’oku Kaleerwe.

Bannamwandu ba Kirya balumbye muggya waabwe...

FAMIRE y’omugenzi Sheikh Ibrahim Kirya eyatemulwa mu 2015 eyongedde okutabuka ng’entabwe eva ku bigambibwa nti omu ku bannamwandu yatadde ku katale amaka...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu...

Aba Ghetto Kids bafunye ku kamwenyumwenyu

Kkooti eragidde ofiisa wa poliisi Bangirana...

KKOOTI enkulu ewozesa emisango gy’engassi eragidde dayirekita w’ekitongole kya poliisi ekikola ku by’okugula ebikozesebwa mu poliisi, Godfrey Bangirana...

Essuuti y'omubaka tepasuka

ABAALABYE omubaka akiikirira Munisipaali ya Makindye Ssaabagabo mu Palamenti, Emmanuel Kigozi Ssempala Ssajjalyabeene ng’asimula ennyanda baakakasizza...

Eyeeyise omuyimbi wa Rema amaaso gamukanuse...

OMUVUBUKA eyabadde n’ekizindaalo abamu kye baakazaako erya ‘Mukalakaasa’ nga yeeyita omu ku bayimbi ba Rema Namakula amaaso gamumyuse.

Dr. Bitone g'akaaba g'akomba: Amabanja gamukoma...

BW’OSANGA omuyimbi Dr. Bitone mu kkubo ng’atambula yeeyogeza tolowooza nti agudde eddalu.

Engeri okwanjula kwa Hamza gye kwagasse ekika...

Ebika bibiri eky’Endiga n’Ekyolugave Rema mw’azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

Obunkenke nga Hamza ayambaza Rema empeta...

Akamwenyumwenyu kaabadde ka kiyita mu luggya omukyala bwe yazudde nti engalo ateeka ku nkyamu era n’amuwenyaako n’atategeera.

Stecia awadde Julie obukwakkulizo ku ssente...

ABAYIMBI n’abasuubuzi bongedde ebbugumu mu nteekateeka y’emikolo gy’okwanjula kwa Julie Ssemugga egisuubirwa okubeerawo nga December 12, 2019 e Kiboga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1